Ebyalagirwa (Remix) Lyrics
Njagala kumanya oba oli fine (Genius Omuzira)
It's fine, oba oli fine (Brian Beats)
Njagala kumanya oba oli fine (Mu remix)
Kuba naater'okulinnya train
Ayah bus
[CHORUS : GENIUS OMUZIRA]
Nkwagala biri ebyalagirwa, Ooh ma bei ooh ma beiby
Nkwagala biri ebyalagirwa, Ooh ma bei ooh ma beiby
Bali obugero baalibeera bagera, Nga tugenda mu maaso
Bali obutabo baalibeera baasoma, Nga tugenda mu maaso
[VERSE ONE : JOHN BLAQ]
Yanguwa nze saagal'osubwe flight,
Nze saagal'osubwe flight
Kisipi nyweza, Bambi beera nice
Eyo gy'ogenda beera nice
Babi abatunuz'omukwano mu mateeka
Abatund'omukwano nze mbateeka
Babi abatunuz'omukwano mu mateeka
Abatund'omukwano nze mbateeka
Say, Aah love ya buli omu
Love ya buli buli buli omu
Era, Nze akuli buli wamu
Era yeggwe, andi buli wamu
Omiza n'amangota,
Kikopo kyange mwattu kyenkoloboza, Iyeah
Aah gwe leka nkutolose
Batemu b'emitima kankutolose, Iyeah
[CHORUS : JOHN BLAQ]
Nkwagala biri ebyalagirwa, Ooh mabe ooh mabe-by
Nkwagala biri ebyalagirwa, Ooh mabe ooh mabe-by
Bali obugero baalibeera bagera, Nga tugenda mu maaso
Bali obutabo baalibeera baasoma, Nga tugenda mu maaso
[VERSE TWO : GENIUS OMUZIRA]
Nseseetudde omutima munfo yagwo kangukuwe
Neewaddeyo okukwagala era ekkwano kandiwewe
Nkuwe Nga gwa nsaan(o) empulunguse kanziyiwe
Mu bwavu n'obulungi n'obubi mbeere nga naawe
Nkwagala naye baby okukiraga simanyi
Newotoli mba mukutya nziruka n'obunyonyi
Nja kufub(a) okkufaako wadde sente sinnaweza
Nze kuggwe nebwekuba kulya loan tonnyumiza
Mutunenye mpola ffe naffe siffe twayagala
Mapenzi g'emanji naye tetunnagaggawala
Bizibu tulina lwakuba tubizza wala
Ba guy banj(i) olumulaba nange bajijira
Ebisima alina sente nfuna wa mikisa
Ate atya ne Katonda yanjigiriz(a) ekkanisa
Omwana mwagala bya ddala love
Nywevu ate nzijuvu tutegeeragana n'awansiiwa y'atakula
[CHORUS : JOHN BLAQ]
Nkwagala biri ebyalagirwa, Ooh mabe ooh mabe-by
Nkwagala biri ebyalagirwa, Ooh mabe ooh mabe-by
Bali obugero baalibeera bagera, Nga tugenda mu maaso
Bali obutabo baalibeera basoma, Nga tugenda mu maaso
[VERSE 3 : JOHN BLAQ]
Gwe nsonga, Gwe nsonga lwaki neekyanga
Oyimba yimba yimba gwe nsonga
Lwaki kan(o) akayimba yeggwe nsongaaaahhh, Iyeah
[GENIUS OMUZIRA]
Omiza n'amangota
Kikopo kyange mwattu kyenkoloboza, Iyeah
Aah gwe leka nkutolose
Mubatemu b'emitima kankutolose
Iyeah
[CHORUS : GENIUS OMUZIRA]
Nkwagala biri ebyalagirwa, Ooh ma bei ooh ma beiby
Nkwagala biri ebyalagirwa, Ooh ma bei ooh ma beiby
Bali obugero baalibeera bagera, Nga tugenda mu maaso
Bali obutabo baalibeera basoma, Nga tugenda mu maaso
Genius Omuzira
WATCH VIDEO
ABOUT THIS SONG
Release Year : 2019
Album : Ebyalagirwa (Single)
Added By : Genius Omuzira
SEE ALSO
AUTHOR
GENIUS OMUZIRA
Uganda
James Kalyowa popularly known as Genius Omuzira is a Ugandan rapper and songwriter born on January 2 ...
YOU MAY ALSO LIKE