Home Search Countries Albums

Kikole

NINA ROZ

Kikole Lyrics


The way your eye sight i
Love for me
The way your eye sight i
Love for me

Nsomera ebbaluwa mu kabaasa
Neemanyi nga  mwagalwa akutaasa
Nsomera ebbaluwa mu kabaasa
Ebyokushasha nyowe tinkubibabaasa
Ekikuba bweguba mubiri, kikole
Jangu kwata ku mubiri, kikole
Ggwe kooli baby wange, weeyagale
Nange male era nkwagale
Manyi ekikuba mubiri kikole
Jangu kwata ku mubiri, kikole
Ggwe kooli baby wange, weeyagale
Nange male era nkwagale

Ekyo tukimale, tudde ku biralla anada story
Ekiddako mw’eno love story
Tetuli holy we in a purgatory
Nkutegeera mazima nkimanyi kyoli
Watwala akadde ngonsoma, ngonsoma sikulwa nga ntoma
Kankuwe aka dance ku ngoma
Wangambye be mine simsima
Nsomera ebbaluwa mu kabaasa
Neemanyi nga mwagalwa akutaasa
Nkutegula ebyokwebowa yenze akubaaza
Ebyokushasha nyowe tinkubisaasa
Ekikuba bweguba mubiri, kikole
Jangu kwata ku mubiri, kikole
Ggwe kooli baby wange, weeyagale
Nange male era nkwagale
Manyi ekikuba mubiri kikole
Jangu kwata ku mubiri, kikole
Ggwe kooli baby wange, weeyagale
Nange male era nkwagale

Only you are alone, I love you, love you times two
I get you crazy like juju
Nkukubwa omutima dudu
Naawe onkubya ogwange show you
Nakuywera ku depot, omukwano gwo gwalina okuntamiizamu
Buno bwoogi bwa lipo ntya tyamu
Nkuterekewa mwekyo mbuzamu
I know you are ready
Before you baibe sikuleka tuli swallah na musiraamu
Omwana tanninda kusaba kasente
Ebyange muwa nebwenba nga sibazeemu
Ekikuba bweguba mubiri, kikole
Jangu kwata ku mubiri, kikole
Ggwe kooli baby wange, weeyagale
Nange male era nkwagale
Manyi ekikuba mubiri kikole
Jangu kwata ku mubiri, kikole
Ggwe kooli baby wange, weeyagale
Nange male era nkwagale

Nsomera ebbaluwa mu kabaasa
Neemanyi nga  mwagalwa akutaasa
Nsomera ebbaluwa mu kabaasa
Ebyokushasha nyowe tinkubibabaasa
Nsomera ebbaluwa mu kabaasa
Neemanyi nga  mwagalwa akutaasa
Nsomera ebbaluwa mu kabaasa
Ebyokushasha nyowe tinkubibabaasa
I know you are ready
Before you baibe sikuleka tuli swallah na musiraamu
Omwana tanninda kusaba kasente
Ebyange muwa nebwenba nga sibazeemu
Ekikuba bweguba mubiri, kikole
Jangu kwata ku mubiri, kikole
Ggwe kooli baby wange, weeyagale
Nange male era nkwagale
Manyi ekikuba mubiri kikole
Jangu kwata ku mubiri, kikole
Ggwe kooli baby wange, weeyagale
Nange male era nkwagale

Enjoy Synced Lyrics With Our Mobile App

Download on Google PlayGet it on App Store

WATCH VIDEO

ABOUT THIS SONG


Release Year : 2022


Album : Kikole (Single)


Added By : Farida

SEE ALSO

AUTHOR

NINA ROZ

Uganda

Nina Kankunda famously know as “Nina Roz” is a SINGER/SONGWRITER/ MODEL. Born in the cap ...

YOU MAY ALSO LIKE