Webale Lyrics
Nkukubila kati tokya pickinga …
Nebigambo mbiwulira, mbu wafunayo omulala
Kansabe oguma nooyo, nneme kulwaana nakukwelabila
Okuvva lwewafuluma omulyango, wandeka mbunye biso mumugongo
Mukugenda tewayogera bigambo, negumya nga binsobedde mu kakuubo
Webale, wammalira ebiseera
Webale, wandeka mukukaaba
Webale, mutima gwewatwaala
Wagukomyaawo mubi papaajo
Leka nekaze nga atalumiddwa maama
Nkya’tule nti kyaali kyakubeera
Neewale nabuli jenagenda
Nga tukyaali mu mukwano jenakwanjula nga
Tararaaa tararaa tararaaa uhmmm
Aaaahh
Zi hey love, nzi sindika
No’zi bluetickinga
Nze eyali nga woo nga okowoola
Nnonya kyentunuulira okwaava obuzibu okundeka
Newenzibya omutwe nga ntakula
Ekyaali kitugatta nga abalongo
Gwaali mukwano baby ssi bigambo
Ebyaaliwo obisudde mukiwonko, bwofuda obiziike
Webale, wammalira ebiseera
Webale, wandeka mukukaaba
Webale, mutima gwewatwaala
Wagukomyaawo mubi papaajo
Leka nekaze nga atalumiddwa maama
Nkya’tule nti kyaali kyakubeera
Neewale nabuli jenagenda
Nga tukyaali mu mukwano jenakwanjula nga
Nga tukyaali mu mukwano jenakwanjula nga
WATCH VIDEO
ABOUT THIS SONG
Release Year : 2022
Album : Webale (Single)
Added By : Farida
SEE ALSO
AUTHOR
YOU MAY ALSO LIKE