Home Search Countries Albums

Wansala

VICTOR RUZ

Wansala Lyrics


Amazinga genkabye gamala
Gamala genkabye gamala
Eeh, amazinga genkabye gamala
Gamala genkabye gamala

Nakakana nafuna wentula
Nsobole okwetegeleza nga ngamba nti osanga kyendaba kilinga ekifu
Nanyogoga nga nabuli kafunda mwempita
Bakukulisa kunewala
Tugambe kyenali ndaba eno munsi yange
Ebigambo bingi byayita
Nga tewali kisasira nze omutima ogwange ogwalumwa
Oh no, kati njoya kwekweka
Manya kukyusa nfeneyo amapya
Ngende kukazinga ewatali anjeya
Osanga oba embeera eliteeka
Byetwalina bigenze n’ekyeya
Buli kigenda mumaaaso sikyebeera
Silinawo kya kwekwasa

Nzikiliza wansala, wansala
Wansala wansala
Ebintu byewali nga weyama
Wabilekawo nototya
N’ogenda nofunayo omupya
Kasubile nti wakuta
Oli nywelera kwoyo nyabula
Nze kanzikilize nti wansala
Wansala, wansala

(Amazinga genkabye gamala
Gamala genkabye gamala
Amazinga genkabye gamala
Gamala genkabye gamala )

Wenakukwasa obwesigwa
Mubyenasubira temwali kwejjusa
Kati ndi mumazinga gwe eyo wesesa
Let me hope negwolina t’omuzanyise
Kino nemubyayo kilisomebwako
Nti wabaayo omuntu eyasula eyali amufaako
Nesuubi neligwawo woo
Nku congragulatinga, bravo
Negwewalonda akufitinga byebyo
Leeka nsubile oliwuzikira munsi eno eyange

Agambe wansala
Wansala, wansala (wansala)
Byewali nga weyama wabilekawo nototya
Nogenda nofunayo omupya
Kansubire nti wakuta
Oli nywelera kwoyo nyabula
Nze kanzikilize nti wansala
Wansala, wansala

Omanyi kunsi ya katonda
Bitera okubela ebintu bibiri ebitambuza era ebiwangaza omukwano
Ekisokera dala, bubeera bwesigwa
Ate ekyokubiri, bubeera bugumikiliza
Bwoba wasalawo okwagala omuntu
Naye nakwagala back
Kiba kitegeza, nti yakwesiga nakuwa omutima gwe
Nawe n’omuwa ogugwo
Naye ekisinga byona bugumilikiliza
Mu relationship tusisinkana ebintu binji
Tulabye ebintu binji
Tukemebwa mungeri nyinji
Naye ate, bwetusamu obugumikiliza
Tusobola ogezaako osisinkana ebilungi binji
So, nolwekyo ali eyo yena nga olina omwagalwawo
Nga akwagala nga nawe omwagala
Kyembasaba mumukwano gwamwe
Musemu obugumikiliza
Mugya tuuka kubilungi binji

Enjoy Synced Lyrics With Our Mobile App

Download on Google PlayGet it on App Store

WATCH VIDEO

ABOUT THIS SONG


Release Year : 2021


Album : Wansala (Single)


Added By : Farida

SEE ALSO

AUTHOR

VICTOR RUZ

Uganda

Victor Ruz is a Musician and Songwriter from Uganda. ...

YOU MAY ALSO LIKE