Ogeza Lyrics
It's Bob Manecky
Omukwano gukyuusa
Nze kyensaba kyokaa
Wooligwa wengwa
Nabuli bigambo byenaaliyagade okukugamba
Nali mbikugambye ko era kyemmanyi obitegeera
Sagala kusuubiza bingi ebinanfuukila omululuza
Lwaaki mba njogera enyo nga ate nsobola obbikola
Kyensaba kekawoowo.. kekawoowo
Ensonga zaffee tugukwaate nga mpola nyo
Paka nga emigongo
Nga emigongo jikaluba nga ejirimu embaawo ooh nga tejikye'golola
Ogeza ogeza nga no'nkyaawa, (Ogeza)
Ogeza nga no'nkyaawa, (Ogeza)
Ogeza nga no'nkyaawa..
Ogeza ogeza nga no'nkyaawa, (Ogeza)
Ogeza nga no'nimba, (Ogeza)
Kwoolwo lwolimanya nti ensi ye'kyaawa aah
Lwenaseemba okugwa mumukwano eyali alina okumbaka
Yanviila ne'mmenyeka kweekwo okutya kw'olaba
Naye gwe nkwesize nga ate ebyo atabijjukila
Nkutadde mukitangaala kuba ntya game ze'nzikiza
I don't give a damn, where you dey from
(Omukwano gukyuusaa)
If you believe in love, say give me your heart
(Kyensaba kyokaa)
Now you baby calm, you got me as your plan
(Wooligwa wengwaa)
Kyuusa endowooza yo okimanye nti nkwagala wekka
Ogeza ogeza nga no'nkyaawa, (Ogeza)
Ogeza nga no'nkyaawa, (Ogeza)
Ogeza nga no'nkyaawa..
Ogeza ogeza nga no'nkyaawa, (Ogeza)
Ogeza nga no'nimba, (Ogeza)
Kwoolwo lwolimanya nti ensi ye'kyaawa aah
Sherry baby just pour me sweet love
Sherry baby just pour me sweet love
Sherry baby just
Nabuli bigambo byenaaliyagade okukugamba
Nali mbikugambye ko era kyemmanyi obitegeera
Sagala kusuubiza bingi ebinanfuukila omululuza
Lwaaki mba njogera enyo nga ate nsobola obbikola,
Kyensaba kekawoowo.. kekawoowo
Omukwano gwaffee tugukwaate nga mpola nyo
Paka nga emigongo
Nga emigongo jikaluba nga ejirimu embaawo ooh nga tejikye'golola
WATCH VIDEO
ABOUT THIS SONG
Release Year : 2021
Album : Ogeza (Single)
Added By : Farida
SEE ALSO
AUTHOR
YOU MAY ALSO LIKE