Ndeese Love Lyrics
[VERSE 1]
Nga bwenesitude era bwenzize nkusisinkane
Neera kyenva nsabye onzigulirewo baby nyingire
Nzize nomukwano mungi nkusaba onzijeyo mubabundabunda
Mukago tusale gwa kukootakoota coz ey body afi know nti nkupenda byonna
Yade ndaba nkumu ab'epika you got to know ndi muzibe wo newentambula, amagulu Newegakankana omutima gukimanyi tewaliiyo akufaanana - nzuuno
[CHORUS]
Ndeese Love Ndeese Love aah
(Uhmmh nzitoweredwa beibe)
Ndeese Love Ndeese Love aah
(Aah bambi tikula) Beibey
Ndeese Love Ndeese Love aah
(Uhhmm nzitoweredwa mukwano)
Ndeese Love Ndeese Love aah
(Mukwano nkusaba tikula)
Oooh Na nah Oooh Na Nah
(Ndeese love ndeese love aah)
Oooh Na nah Oooh Na Nah
[VERSE 2]
So kati kiri jooli okugenda nange oba osigalewo lonely
My baby tell me wooba wooli sitaki kumalira time ogambe sorry
Oli nnimiro jensigamu ebyaama, manya amakungula ngetaaga
Beibe newala kwekanga nga eriyo omulala eyakwekwaata
Nnimiro jensigamu ebyaama manya amakungula ngetaaga
Beibe newala kwekanga nga eriyo omulala eyakwekwata - Nzuuno
[CHORUS]
Ndeese Love Ndeese Love aah
(Uhmmh nzitoweredwa beibe)
Ndeese Love Ndeese Love aah
(Aah bambi tikula) Beibey
Ndeese Love Ndeese Love aah
(Uhhmm nzitoweredwa mukwano)
Ndeese Love Ndeese Love aah
(Mukwano nkusaba tikula)
Oooh Na nah Oooh Na Nah
(Ndeese love ndeese love aah)
Oooh Na nah Oooh Na Nah
[VERSE 3]
Nga bwenesitude era bwenzize nkusisinkane
Neera kyenva nsabye onzigulirewo baby nyingire
Nzize nomukwano mungi nkusaba onzijeyo mubabundabunda
Mukago tusale gwa kukootakoota coz ey body afi know nti nkupenda byonna
Oli nnimiro jensigamu ebyaama, manya amakungula ngetaaga
Beibe newala kwekanga nga eriyo omulala eyakwekwaata
Nnimiro jensigamu ebyaama manya amakungula ngetaaga
Beibe newala kwekanga nga eriyo omulala eyakwekwaataa
Nzuuno Jinjaboy
WATCH VIDEO
ABOUT THIS SONG
Release Year : 2020
Album : Ndeese Love (Single)
Added By : Farida
SEE ALSO
AUTHOR
YOU MAY ALSO LIKE