Twesangeyo Lyrics
Anaaba anetaaze mugambe ajje mundongo
Kano ka Iseife Nadiope
Ahahahaahhaa
Muganda wange jangu ojila okola
Olwaleero kangende nsisinkane ba seya
Wooba aga omaze sibawo ofune e ntebe
Kuziri eza grey ozitwalire Asumani
Ekitundu yansasula dda, ezisigade zooba okwaata
Ffe tetufiile mu kibanda, ssinze eyakola okubajja ngenze
Twesangeyoo heheeee
Anaaba anetaaze mugambe ajje mundongo
Nkooye okulindilira aga na'baafa bagaanilayo
Obulamu tebulina spare nti oba oneyongezako
Kanyenye kumugongo, kangolole kunnyingo aayeah
Anaaba anetaaze mugambe ajje mundongo
Nkooye okulindilira aga na'baafa bagaanilayo
Obulamu tebulina spare nti oba oneyongezako
Kanyenye kumugongo, kangolole kunnyingo aayeah
(Victor Ruz weee
Ah Jinjaboy)
Tebirikyuuka tebirikyuuka
Ebintu bye'nsi eno tabirikyuuka
Tujiryaako makoola alijikungula yaani yaani atalikka kagganga, e kagganga
Kati nno leka nzilye gwekiyisizza obubi kale yetuge
Bwooba ozitoye omutwe, olw'esanyu lyange kagwatike
Ezange leka nzilye, gwekiyisizza obubi yetuge (eeh)
Bwooba ozitoye omutwe, olw'esanyu lyange kagwatike
Twesangeyo
Twesangeyo ooh, Ehehehee
(Warren is a prof)
Anaaba anetaaze mugambe ajje mundongo (ajje mundongo ooh)
Nkooye okulindilira aga na'baafa bagaanilayo (bagaanilayo ooh)
Obulamu tebulina spare nti oba oneyongezako (wamma)
Kanyenye kumugongo, kangolole kunnyingo
Anaaba anetaaze mugambe ajje mundongo (ajje mundongo ooh)
Nkooye okulindilira aga na'baafa bagaanilayo (bagaanilayo ooh)
Obulamu tebulina spare nti oba oneyongezako (wamma)
Kanyenye kumugongo, kangolole kunnyingo aayeah
Retro Records
Uhmm twesangeyo ooh eh
Uhmm nze nsudeyo ooh aah yeah
WATCH VIDEO
ABOUT THIS SONG
Release Year : 2022
Album : Twesangeyo (Single)
Added By : Farida
SEE ALSO
AUTHOR
YOU MAY ALSO LIKE