Home Search Countries Albums

Allergy

IRENE NTALE

Allergy Lyrics


Njagala kubeera closer than close, closer
In you I find a full dose,ahhh closer
Njagala kubeera closer than close, closer
In you I find a full dose, oletta

Allergy allergy  ahhhh allergy
Allergy allergy
I’m allergic to missing you
Ohhh Allergy allergy
Letta Allergy allergy
I’m allergic to missing you

Byenkwagala bitonyesa nkuba
Amaziiga  genkaba gajjuza pipa
Nkulaba webuuza webuuza
Ekitonyesa enkuba
Omukwano gwo yaffuse ngombo
Omutima gunsiwa ntwala mu kyombo
Ondetera allergy nasuuze ntunula ninze bukyye
Gwo’ omponya ekiwubalo, mbamugumu buli lwo, bbawo
Tuli wire na muzindalo, gwe ankoza biri ebye kyaalo

Allergy allergy  ahhhh allergy
Allergy allergy
I’m allergic to missing you
Ohhh Allergy allergy
Letta allergy allergy
I’m allergic to missing you
Ooohh allergy

Obugambo bwongaba bunsigala mumattu
Mpubala munyumba nzikanya ttulo ehh
Bino byenemola nenjjala nazzo nze nenziruma
Kale nenegonza,oli kirwadde gwo’obimponya byonna
Gwo’ omponya ekiwubalo, mbamugumu buli lwo, bbawo
Tuli wire na muzindalo, gwe ankoza biri ebye kyaalo

Allergy allergy  ahhhh allergy
Allergy allergy
I’m allergic to missing you
Ohhh Allergy allergy
Letta allergy allergy
I’m allergic to missing you

Gwo’ omponya ekiwubalo, mbamugumu buli lwo, bbawo
Tuli wire na muzindalo eehh
Gwo’ omponya ekiwubalo, mbamugumu buli lwo, bbawo
Tuli wire na muzindalo

Enjoy Synced Lyrics With Our Mobile App

Download on Google PlayGet it on App Store

WATCH VIDEO

ABOUT THIS SONG


Release Year : 2020


Album : Sukaali (EP)


Added By : Farida

SEE ALSO

AUTHOR

IRENE NTALE

Uganda

Irene Ntale is a Ugandan singer, songwriter and guitarist born on 30 January 1989 . ...

YOU MAY ALSO LIKE