Gukuba Lyrics
Lai Lai Lai
Nkutayiza butayiza
Sir Dan Magic
Ah Mi say Juju
Olabika nga wansiba na Juju
Omutima gukuba
Bwe Du du du
Medication jjira gyanguye
Nfubye okulindalindako
Njagala nkulabelabe ko
Njagala nkukwatekwate ko
Naye oli na bunayira
N'emboozi yaku nayiza
Nkutayiza butayiza
Yitaba nti wangi
Bw'oba Omumpulira
Ah nkubira akawuli
Bw'oba mpulira Ooooh
Gukuba nga bidongo
Omutima
Gukuba nga bidongo
Wotoli
Gukuba nga bidongo
Guli mukikesa gu kessa
Gukuba nga bidongo
Omutima
Gukuba nga bidongo
Wotoli
Gukuba nga bidongo
Guli mukikesa gu kessa
Kululi lwe nasembayo okukulaba
Na nyumirwa
Nali nga asuzze ne malaika
Nga eno omutima gwongera kulalila
AahWabula sisobola ku walila
Aga walayi
Mbula kwesiba nga amatayi
Oba kale kabuti
Gyo yambala mu mpewo nga nyingi
Yitaba nti wangi
Bw'oba ompulira
Ah nkubira akawuli
Bwo ba ompulira Oooh
Gukuba nga bidongo
Omutima
Gukuba nga bidongo
Wotali
Gukuba nga bidongo
Guli mukikessa gu kessa
Gukuba nga bidongo
Omutima
Gukuba nga bidongo
Wotali
Gukuba nga bidongo
Guli mukikessa gu kessa
A la la la la la la la
Omwana ankubisa kamunguluze
A la la la la la la la
Omwana antambuza jejelebu
Jejelebu, jejelebu
Omwana antabuza kanzunzu
Jejelebu, jejelebu
Oooh
A la la la la la la la
Omwana ankubisa kamunguluze
A la la la la la la la
Owana antambuza jejelebu
Jejelebu, jejelebu
Owana antambuza kanzunzu
Gukuba nga bidongo
Omutima
Gukuba nga bidongo
Wotali
Gukuba nga bidongo
Guli mukikessa gu kessa
Gukuba nga bidongo
Omutima
Gukuba nga bidongo
Wotali
Gukuba nga bidongo
Guli mukikessa gu kessa
WATCH VIDEO
ABOUT THIS SONG
Release Year : 2018
Album : Gukuba (Single)
Added By : Afrika Lyrics
SEE ALSO
AUTHOR
IRENE NTALE
Uganda
Irene Ntale is a Ugandan singer, songwriter and guitarist born on 30 January 1989 . ...
YOU MAY ALSO LIKE