Munange Lyrics
Nze yenze muno wo
Nawe yegwe munange
Naye ate munange
Ngo onyumidde nyo munange
Kano kendabise nkimanyi
Omutima ngujjemu circus
Nsaba olwarelo tokole change
Tufune balance
Mbenga nkupenda
Onjagala enyo nawe tukyekolere daily
Yenze nkoze ntya
Obulungi bwo bumpika nekulaga sente
Bino bya senga munange
Bino obimpera maama
Bino bya bako munange
Bino obinkwasiza taata
Nabatampa kitibwa, bakimpere akuzara
Kitiibwa kya mama
Gwe abasinze obulungi
Kankwoleke ekidaala
Mulujja lwa taata
Nsaba amaaso go amalungi
Ogampe nange, jia kuwa ogange
Kino kisingako okakwasa
Abalabi nga balina, okola ogwabwe
Kyemba siku batiisa
Nti oli wange sikupangisa
Yadde abalungi ndagala
Ezengedde zezi womesa etooke
Nze yenze muno wo
Nawe yegwe munange
Naye ate munange
Ngo onyumidde nyo munange
Bino bya senga munange
Bino obimpera maama
Bino bya bako munange
Bino obinkwasiza taata
Nabatampa kitibwa, bakimpere akuzara
Kitiibwa kya mama
Gwe abasinze obulungi
Kankwoleke ekidaala
Mulujja lwa taata
Abebuza lwaki nku jjanjawaza
Beba kulemwa yadde bakubaza
Tebatulaba nga tuli kubanga
Balabe onchaye
Nze ndi wakakola akanyama
Kubanga babe apika akasala
Uyu atabika for babe lover
Bwemba ntaaye
Nze yenze muno wo
Nawe yegwe munange
Naye ate munange
Ngo onyumidde nyo munange
Bino bya senga munange
Bino obimpera maama
Bino bya bako munange
Bino obinkwasiza taata
Nabatampa kitibwa, bakimpere akuzara
Kitiibwa kya mama
Gwe abasinze obulungi
Kankwoleke ekidaala
Mulujja lwa taata
WATCH VIDEO
ABOUT THIS SONG
Release Year : 2023
Album : Munange (Single)
Added By : Farida
SEE ALSO
AUTHOR
YOU MAY ALSO LIKE