Omulembe Lyrics

Baliwa abakyala ba luno
Abasiba baziwenja okuffa
Abatakiliza kusigala mabega
Baliwa bamama ba kati
Abamanyi kyebalina okola
Nga tebakiliza bakokonya
Bwogayala kumulembe guno
Abalala nga ebintu bayiga
Nga enkola yabyo bajikuguka eeh eeh
Ebikozesebwa nga bafuna
Nga bamanya nejebisangibwa
Bwobasisinkana nga wewunya eeh eeh
Twasalawo ffe twasalawo
Bagalawo nga tugulawo
Okwelumya anti kwagwawo
Ne sente tuzilina, nabami tubalina
Ate oba otujogerawa
Tulina okugenda nagwo
Omulembe omulembe
Tokiliza kusigala (tokiliza tokiliza)
Tewali kukadiwa lero
Omulembe omulembe
Tokiliza kusigala (tokiliza tokiliza)
Tulina okunyirila ffena
Omulembe omulembe
Tokiliza kusigala (tokiliza tokiliza)
Bwosumagila abana betala
Bwogayala nga obudde buduka
Eno time ya technology eeh eeh
Laba no omwami wo musembeze
Muzukuse bwabanga yabase
Ategelanti sawa mbaya
Guno omulembe gwa kulabika
Bulingi teli kumogoka
Atanafuna ojire offune
Nobufumbo buba bunyuma
Nga muno bwakutunulira
Nakugamba nga tokadiwa
Twasalawo ffe twasalawo
Bagalawo nga tugulawo
Okwelumya anti kwagwawo
Ne sente tuzilina, nabami tubalina
Ate oba otujogerawa
Tulina okugenda nagwo
Omulembe omulembe
Tokiliza kusigala (tokiliza tokiliza)
Tewali kukadiwa lero
Omulembe omulembe
Tokiliza kusigala (tokiliza tokiliza)
Tulina okunyirila ffena
Omulembe omulembe
Tokiliza kusigala (tokiliza tokiliza)
Kakati nze bampita Diana
Diana ye music commander
Simbula engoma tugende toda
Teri kudda, teri
Woba oyagala kubera fala
Berawo nga toyagala kola
Onosubwa eno endongo bwekuba
Twasalawo ffe twasalawo
Bagalawo nga tugulawo
Okwelumya anti kwagwawo
Ne sente tuzilina, nabami tubalina
Ate oba otujogerawa
Tulina okugenda nagwo
Omulembe omulembe
Tokiliza kusigala (tokiliza tokiliza)
Tewali kukadiwa lero
Omulembe omulembe
Tokiliza kusigala (tokiliza tokiliza)
Tulina okunyirila ffena
Omulembe omulembe
Tokiliza kusigala (tokiliza tokiliza)
WATCH VIDEO
ABOUT THIS SONG
Release Year : 2023
Album : Omulembe (Single)
Added By : Farida
SEE ALSO
AUTHOR
SPICE DIANA
Uganda
Born Namukwaya Hajara(1996) popularly known as Spice Diana went to kibuli Demonstration s ...
YOU MAY ALSO LIKE