Home Search Countries Albums

Husband

CHOZEN BLOOD

Husband Lyrics


Chozen blood
Nessim pan production

Atudde awo
Omwaana wuuyo awo
Atudde awo
Omwaana wuuyo awo

Eno ye mboozi ya darling
Omulungi ono eyamponya sharing
Twasooka mu hugging
Mba ndi awo nampa ka kiss ate
Nabuuka banimba lwenazuula nti babulamu training
Guntwaala, omukwano gwo guntwaala
Nzikiliza gunoonya bino bibademu esaala
Atudde awo
Omwaana wuuyo awo
Atudde awo
Omwaana wuuyo awo

I do believe one day, I’ll be your husband
Kankukwase ebintu byange
Wendi ku guard kwendi
I do believe one day, I’ll be your husband
Kankukwase ebintu byange
Wendi ku guard kwendi

Baby awo wennyini awo
Ebyo, byebyo byennyini byebyo
Baby awo wennyini awo
Ebyo, byebyo byennyini byebyo

Manya wokutte wewo
Munange wokutte wewo
Kati ngenda kukuuma
Munange ngenda kukuuma maaa
Baby awo wennyini awo
Byebyo, byebyo byenyini byebyo
Atudde awo
Omwaana wuuyo awo
Atudde awo
Omwaana wuuyo awo

I do believe one day, I’ll be your husband
Kankukwase ebintu byange
Wendi ku guard kwendi
I do believe one day, I’ll be your husband
Kankukwase ebintu byange
Wendi ku guard kwendi

Pull up
Now tell the deejay to pull up eeh
Pull up
Akayimba kanyumye we pull up
Pull up
Now tell the deejay to pull up eeh
Pull up
Akayimba kanyumye we pull up
Atudde awo
Omwaana wuuyo awo
Atudde awo
Omwaana wuuyo awo
Atudde awo
Omwaana wuuyo awo
Atudde awo
Omwaana wuuyo awo

Enjoy Synced Lyrics With Our Mobile App

Download on Google PlayGet it on App Store

WATCH VIDEO

ABOUT THIS SONG


Release Year : 2022


Album : Husband (Single)


Added By : Farida

SEE ALSO

AUTHOR

CHOZEN BLOOD

Uganda

Chozen Blood is a musician from Uganda ...

YOU MAY ALSO LIKE