Home Search Countries Albums

Muwomya Lyrics

Yeahhh
Nessim Pan Production

Kano nkayimbye lwamukwano (muwomya owomya)
Naye omukwano
Nkwagala ebirungi (muwomya owomya)
Maama Birungi

Nkwagala nyo kale wetale (muwomya owomya)
Oli wakabi nyo kale byekole (muwomya owomya)
Wabula onyumisa obulamu byekole gwe (muwomya owomya)
Anti maama nemala nkulaba mba maze (muwomya owomya)

Aah Aah sente noleta ah
Life nekyuka ah Kyokwata kyenkwata ah
Dollar notola ah (aah)
Muwomya nze munowo njagala ombalire nga mubano bo
Muwomya nze munowo asingayo okukwagala muno wo
Mowomya Banji mbalaba naye era gwe aliko

Nkwagala nyo kale wetale (muwomya owomya)
Oli wakabi nyo kale byekole (muwomya owomya)
Wabula onyumisa obulamu byekole gwe (muwomya owomya)
Anti maama nemala nkulaba mba maze (muwomya owomya)
Kyoba omanya nkwetaga (muwomya)
Era nkulinda lwolidda eka (muwomya)
Nze bwenkulaba nekyanga (muwomya)
Wabula onyumisa obulamu wekyanga (muwomya)

Onyumisa obulamu sebbo
Nkwagala okamala ayi
Kino ekidongo kiko
Yegwe anzijanjaba kyemba mba nganereta

Nkwagala nyo kale wetale (muwomya owomya)
Oli wakabi nyo kale byekole (muwomya owomya)
Wabula onyumisa obulamu byekole gwe (muwomya owomya)
Anti maama nemala nkulaba mba maze (muwomya owomya)
Kano nkayimbye lwamukwano (muwomya owomya)
Naye omukwano Nkwagala ebirungi (muwomya owomya)
Maama Birungi Jangu eno nkwetaga ahhh (muwomya owomya)
Kwata kwata kwata boyi (muwomya owomya)

Enjoy Synced Lyrics With Our Mobile App

Download on Google PlayGet it on App Store

WATCH VIDEO

ABOUT THIS SONG

Release Year : 2022

Album : Muwomya (Single)

Added By : Emma Jets

SEE ALSO

AUTHOR

SHEEBAH

Uganda

SHEEBAH, born Sheebah Karungi on 11, November 1989,  is a multi awards winning musician from Ug ...

YOU MAY ALSO LIKE