Nsiimye Lyrics
Bwe biba, oluusi olugendo luwanvuwamu ko
Okusinga bwe tulowooza
Abantu bangi we bava okulemererwa
Essuubi bambi ne liggwamu
Naye nkukakasa, abo abatava mu lugendo
Baluwangu ate era, bamalako mirembe
Nsiimye mukama, ompanguzza luno olugendo
Essaala nnasaba
Era bw’otyo mukama n’ontuusa emirembe
Nsiimye mukama weebale
Nsiimye mukama, ompanguzza luno olugendo
Essaala nnasaba
Era bw’otyo mukama n’ontuusa emirembe
Nsiimye mukama weebale
Lugaba
Mu maaso gye tulaga obanga kumpi
Eyo ye ssaala gye nsaba
Bantu bangi balabenga omusana gwo
Obulamu bwaffe taata bube ndabirwamu
Misana oba kiro, tugumye mu luno olugendo
Tibe bawanguzi ate era tumaleko mirembe
Nsiimye mukama, ompanguzza luno olugendo
Essaala nnasaba
Era bw’otyo mukama n’ontuusa emirembe
Nsiimye mukama weebale
Nsiimye mukama, ompanguzza luno olugendo
Essaala nnasaba
Era bw’otyo mukama n’ontuusa emirembe
Nsiimye mukama weebale
Nsiimye mukama weebale
WATCH VIDEO
ABOUT THIS SONG
Release Year : 2022
Album : Nsiimye (Single)
Added By : Farida
SEE ALSO
AUTHOR
YOU MAY ALSO LIKE