Home Search Countries Albums
Read en Translation

Violet Lyrics


Viola nali nkwaagala noobiteekamu omuzanyo

Nenkuraga love naye gwe nootafaayo

Tewakoma kweekyo noomara nonsarayo

Davo beats engoma naawe suurayo

Nakuwa sente zange noosarawo okunkuura

Omukyaala gwenayagala noosarawo okunsuura

Omukyaala eyali omufumbo noosarawo okubaara

Wali olina abaana naye gwe nootoswaara

Kati omussajja wo akugambye toka kwabalala

Nkulaba ozunga siyinza nakukudira

Wankyaawa nenkukyaawa nenfunayo

Omulala gwe kyoyina omanya nze nakuchayira dala

Ononsanyuwa nali nakurabira mumatara

Weefura wabeeeyi noogenda noowebara

Kati wulira maama enaku bweekusesera

Sente zagwaawo tokyaalina wookusura

Abantu muswaareko ani gwewayitanga fara

Wampitanga honey noomara noonefurira

Nondagira dala mbu nali sikusanira

Kati nebwookora otya nze silikudira chorus

Violet bambi tokaaba

Kubanga ebintu gwe abikoze

Violet bambi tonyiga

Kubanga ebintu gwe abikoze

Violet bambi tokaaba

Kubanga ebintu gwe abikoze

Violet bambi tonyiga

Kubanga ebintu gwe abikoze

Nzijukira ruli bweenali nkwaagala

Naye gwe neweechanga

Nali nkulabanga abasinga

Naye kati gwe asemba

Agenda naabo abaali bakusigura

Mukwaano ewange toda

Nakweesiganyo mukwaano

Naye ate gwe nonfera

Olugambo noozunza

Ebyange noosomba

Wandeka mubulumi obungi enyo noosarawo noogenda eyo

Violet bambi tokaaba

Kubanga ebintu gwe abikoze

Violet bambi tonyiga

Kubanga ebintu gwe abikoze

Violet bambi tokaaba

Kubanga ebintu gwe abikoze

Violet bambi tonyiga

Kubanga ebintu gwe abikoze

Tonyiga tokaaba tonyiga baby ehhh ehh

Bambi tonyiga

Bambi tokaaba yegwe eyabileeta

Bambi tonyiga bambi tokaaba yegwe eyabileetaaah

Bambi noonyiiza nyabo

Violet bambi tokaaba

Kubanga ebintu gwe abikoze

Violet bambi tonyiga

Kubanga ebintu gwe abikoze

Violet bambi tokaaba

Kubanga ebintu gwe abikoze

Violet bambi tonyiga

Kubanga ebintu gwe abikoze

Enjoy Synced Lyrics With Our Mobile App

Download on Google PlayGet it on App Store

WATCH VIDEO

ABOUT THIS SONG


Release Year : 2024


Album : (Single)


Added By : Promoter Dream

SEE ALSO

AUTHOR

MB SOLDIERS

Uganda

...

YOU MAY ALSO LIKE