Home Search Countries Albums

Ntwale Ani

FILLE Feat. B2C

Ntwale Ani Lyrics


Fille B2C in this feeling
Zivuga… Andy events sidesoft feeling

One time, nasanga ba guy basatu
Nali sinyumye, nali musapatu
Naye bona bankolera
Ekye taabu Ngabona batukula
Nga be pimpinze
Boona nga be’ tuninze
Bali babeeyi
Nga ba beeyi
Nga ne’byebayambadde Bya beeyi
Ekye wuunyisa, they are falling for me
Kyoka nange  I’m falling for them
It’s been a while am talking to them
Nga basaba chance bona ela mbawe
Nsazewo ntya
Nze mwena mwena mwankolela eno
Eno nsobi njivudemu ntya
Nze nsazewo kubatulira
Mwe sortinge

[CHORUS]
Ntwale ani, Ntwale ani
Kumwena Ntwale ani  (twala nze)
Ntwale ani, Ntwale ani
Ku mwena , Ntwale ani (twala nze)
Ntwale ani, Ntwale ani
Kumwena Ntwale ani  (twala nze)

Baby nze akwagala (Ekyo okimanyi nze)
Nsimbi za’alina (Ekyo okimanyi gwe)
Omukwano gwo nyina (Ekyo okimanyi gwe)
Nze asinga Nze asinga (Ekyo okimanyi gwe)
Baby nze akwagala (Ekyo okimanyi nze)
Nsimbi nz’alina (Ekyo okimanyi gwe)
Omukwano gwo nyina (Ekyo okimanyi gwe)
Nze asinga Nze asinga (Ekyo okimanyi gwe)

Headmaster wabasajja
Baby omuleke otya aah
Akulembela abasigadde nebadilira aah
Nze alina byayagala byononya
Nze akuba bu jean obukolela
Mpita wo nyo ku byaloota
Nzikiliza nkulage jenkasiba
 
Stop, Late and never
Omutima okuvugaza
Eno ndye eno mu umbrella
My gyal, ontunulira bali nebaloba
Yenze Asinga kaliba ndi senior
Come come come come  come closer
Omutima okuvuga yegwe driver
Ooh Mighty God

[CHORUS]
Ntwale ani, Ntwale ani
Kumwena Ntwale ani  (twala nze)
Ntwale ani, Ntwale ani
Ku mwe mwena , Ntwale ani (twala nze)

Baby nze akwagala (Ekyo okimanyi nze)
Nsimbi za’alina (Ekyo okimanyi gwe)
Omukwano gwo nyina (Ekyo okimanyi gwe)
Nze asinga Nze asinga (Ekyo okimanyi gwe)
Baby nze akwagala (Ekyo okimanyi nze)
Nsimbi nz’alina (Ekyo okimanyi gwe)
Omukwano gwo nyina (Ekyo okimanyi gwe)
Nze asinga Nze asinga (Ekyo okimanyi gwe)

Okuva luli luli luli bwenakulaba
Mu bu sapaatu, bwewali okubye
Wansabatula
Minzani bwopima pima aah
Nz’akusanila
Bwolanda nze oba olonze kyaapa
Mu manya go
Woman yegwe asinga
Nange yenze asinga
Akalulu bwo votinga
Nze wuwo tickinga

[CHORUS]
Ntwale ani, Ntwale ani
Kumwena Ntwale ani  (twala nze)
Ntwale ani, Ntwale ani
Ku mwe mwena , Ntwale ani (twala nze)

Baby nze akwagala (Ekyo okimanyi nze)
Nsimbi za’alina (Ekyo okimanyi gwe)
Omukwano gwo nyina (Ekyo okimanyi gwe)
Nze asinga Nze asinga (Ekyo okimanyi gwe)
Baby nze akwagala (Ekyo okimanyi nze)
Nsimbi nz’alina (Ekyo okimanyi gwe)
Omukwano gwo nyina (Ekyo okimanyi gwe)
Nze asinga Nze asinga (Ekyo okimanyi gwe)
Zivuga (twale nze)

 

 

Enjoy Synced Lyrics With Our Mobile App

Download on Google PlayGet it on App Store

WATCH VIDEO

ABOUT THIS SONG


Release Year : 2018


Album : Ntwale Ani (Single)


Added By : Afrika Lyrics

SEE ALSO

AUTHOR

FILLE

Uganda

Fille Winnie Mutoni, is a celebrated Award winning Ugandan female singer. She has been in commercial ...

YOU MAY ALSO LIKE