Kwendi Lyrics

Nawulidde mbu onoonya nyo
Nejetwabeera notuuka
Nekukassimu ocallinga
Kasero ka missed call
Mwe nakuleka
Bangamba nebiboozi byotambuza
Mbu oyaaye ebiro bino yepankamu
Kati nepankamu
Nebitanziimba nembyenenya
Nasigala kwebyo ebingatako
Mulo abanooma
Mwe mungambayo
Kati kebera ku tiktok yo (kwendi)
Nkera mukibuga kupambana (kwendi)
Anjagaliza amajja onkonaako (kwendi)
Abebiboozi nabakoowamu
Kati kwendi
Kati nepankamu
Awo kwendi
Nalinya ku kyawakati
Kwendi , nepankamu wendi
Nalinya ku kyawakati
Gwe bwondaba nga numwa
Gwe nga gyooli onyumirwa
Bwenfata tonfata
Nga bandaba nswaala
Nakanya kukwesibako
Nga naye gwe muli onooma
Nayagala kukwegatako
Nga naye buli kimu oyawula
N’omukwano gwa kyuuyi kimu
Nze salawo tubyawulemu
Gwe wagamba mbu kyabulamu
Ndabikanga eyakusigalamu
Kati kwendi
Kati nepankamu
Awo kwendi
Nalinya ku kyawakati
Kwendi , nepankamu wendi
Nalinya ku kyawakati
Kati kebera ku tiktok yo (kwendi)
Nkera mukibuga kupambana (kwendi)
Anjagaliza amajja onkonaako (kwendi)
Abebiboozi nabakoowamu
Nawulidde mbu onoonya nyo
Nejetwabeera notuuka
Nekukassimu ocallinga
Kasero ka missed call
Nakwatamu ndi mulalamu
Almighty god yakikonamu
Kulinya madala mbeere no 1
Nakugulumiza oyo abinkolera
N’omukwano gwa kyuuyi kimu
Nze salawo tubyawulemu
Gwe wagamba mbu kyabulamu
Ndabikanga eyakusigalamu
Kati kwendi
Kati nepankamu
Awo kwendi
Nalinya ku kyawakati
Kwendi , nepankamu wendi
Nalinya ku kyawakati
Kati kebera ku tiktok yo (kwendi)
Nkera mukibuga kupambana (kwendi)
Anjagaliza amajja onkonaako (kwendi)
Abebiboozi nabakoowamu
WATCH VIDEO
ABOUT THIS SONG
Release Year : 2024
Album : (Single)
Added By : Farida
SEE ALSO
AUTHOR
YOU MAY ALSO LIKE