Home Search Countries Albums

Sasi Ku Nyama

WINNIE NWAGI

Sasi Ku Nyama Lyrics


Eno love
Kimyanso kyanjuba ekutte nga enkonge
Mumazzi ga pipa eh
Elinga kawoowo kansuwa
Ekilako ejjuba ejjuba
Eligudde mu cuupa eh
Kuluno abayaye balumwa
Bakuweweela nga bwooya bwa kappa eh eh
Nkoye bulumi bwanjala
Njagala kulya nga pilawo Masala
Love kikemo eba nsasage yaddala njagala mupiila
Bulange masaza yeah
Njagala onkube kunyama
Emikono mubanga enkoona kutaka
Nze bwemba mu love sagala manya
Alina gwayagala amukwatile ddala eh eh
Mukwatile ddala
Emikono mubanga

Bend and shoot, sasi ku nyama
Tuli kumulamwa ebyaffe byadala
I say bend and shoot sasi ku nyama
Tuli kumulamwa ebyaffe byadala
I say bend and shoot sasi ku nyama
Tuli kumulamwa ebyaffe byadala
A mi say bend and shoot sasi ku nyama
Tuli kumulamwa ebyaffe byadala

Fire baby
Ffe tetuli kukawani, kikopo na majaani
Ekyenkyakinyeebwa ekyegulo nyama
Nga tamale mirundi siba mukamooli
Silozebwa nga sukari lwakili ondeka
Kagatto ka addidas wagulu vassace
Oli ku designer ebyo wino nabipowa
Kati ono steve keyz, yakubye da beat
Nabadde ku love siva kumulamwa
Sikidibidat doremifasodoti
Ojogeza oluzungu mu luchina oluka
Be be baby bambi onkuba misumaali
Okukngaana apaana lwakili ontuga eh eh
Lwakilo ontuga
 Okukngaana apaana, apaana

Bend and shoot, sasi ku nyama
Tuli kumulamwa ebyaffe byadala
I say bend and shoot sasi ku nyama
Tuli kumulamwa ebyaffe byadala
I say bend and shoot sasi ku nyama
Tuli kumulamwa ebyaffe byadala
A mi say bend and shoot sasi ku nyama
Tuli kumulamwa ebyaffe byadala  eh

Kati nfunye parking
Wenakolela massaging
Love you more than bima benz
Anti after party tugenda beinjing eh
Mbulila ob kyoli kyendi
Beautiful eyes gyako galubindi eh
You take me far away
Mama nze ndikukyokya nze eh
Olimunda osabula nze , wowe nze

Bend and shoot, sasi ku nyama
Tuli kumulamwa ebyaffe byadala
I say bend and shoot sasi ku nyama
Tuli kumulamwa ebyaffe byadala
I say bend and shoot sasi ku nyama
Tuli kumulamwa ebyaffe byadala
A mi say bend and shoot sasi ku nyama
Tuli kumulamwa ebyaffe byadala

Sasi ku nyama
Tuli kumulamwa ebyaffe byadala
Sasi ku nyama
Tuli kumulamwa ebyaffe byadala
Sasi ku nyama
Tuli kumulamwa ebyaffe byadala

Enjoy Synced Lyrics With Our Mobile App

Download on Google PlayGet it on App Store

WATCH VIDEO

ABOUT THIS SONG


Release Year : 2021


Album : Sasi Ku Nyama (Single)


Added By : Farida

SEE ALSO

AUTHOR

WINNIE NWAGI

Uganda

Winnie Nwangi is a Ugandan artist signed under Swangz Avenue. ...

YOU MAY ALSO LIKE