Munakyalo Lyrics
Andre on the beat
Ntambula nkunonya
Babie, nsiiba nkunonya
Omusango gukuliko yo murder, murderer
Ekibuga kyona nkitambudde
Nkunonya nayenga sikulabako
Ewa kojja nkubuziza nebangamba tebakulabako
Ka face ko kekankuba
Ma baby yegwe yabileta kateteyi ko
Kateteyi ko kewayambala
Kumbaga omutima waguleka gukubagana
Njagala gwe munakyalo
Munakyalo onambuze zkyalo
Bali nabagoba balina amaalo
Tebamanyi nabinkwatako
Njagala gwe munakyalo
Munakyalo onambuze zkyalo
Bali nabagoba balina amaalo
Tebamanyi nabinkwatako
Enough time
Nze jyenali nonya
You give me enough loving, enough loving
Nyenali ndoota
Experiment yagwa kati tuli mumukwalo gwadala
Ebyokukwana abalala
Nabileka emabega nemedde kugwe
Ka face ko kekankuba
Ma baby yegwe yabileta kateteyi ko
Kateteyi ko kewayambala
Kumbaga omutima waguleka gukubagana
Njagala gwe munakyalo
Munakyalo onambuze zkyalo
Bali nabagoba balina amaalo
Tebamanyi nabinkwatako
Njagala gwe munakyalo
Munakyalo onambuze zkyalo
Bali nabagoba balina amaalo
Tebamanyi nabinkwatako
Oyaka nyo
I love you so
Njagala kulabako eeh yeah
Oyaka nyo
I love you so
Njagala kulabako eeh yeah
(Okay)
Ka face ko kekankuba
Ma baby yegwe yabileta kateteyi ko
Kateteyi ko kewayambala
Kumbaga omutima waguleka gukubagana
Njagala gwe munakyalo
Munakyalo onambuze zkyalo
Bali nabagoba balina amaalo
Tebamanyi nabinkwatako
Njagala gwe munakyalo
Munakyalo onambuze zkyalo
Bali nabagoba balina amaalo
Tebamanyi nabinkwatako
WATCH VIDEO
ABOUT THIS SONG
Release Year : 2020
Album : Munakyalo (Single)
Added By : Farida
SEE ALSO
AUTHOR
THE BANINAS ( BANINA CHRIS & BANINA JOE)
Uganda
The Baninas are singing duo from Kampala Uganda ...
YOU MAY ALSO LIKE