Njiira Love Lyrics

He heee aah ah
(Sama Sojah)
ARedzone Sama Sojah
Queen Sheebah, Crouch TNS
Nkuwuliraa, okuva ku mutwe
Paka ku kagere akasembayo
Amaaso, galwana n’otulo
Yanukula obubaka twogere
Hmm njiira (njiila) love
Mpa love nze ntobe
Eyiika bwengisimuula twabike
Kuba eno gyendi kyendiko kikambwe nyo
Abaali bakwagala banyiiga nyo
Ensaalwa bweba nabo ebakwatanyooo
Nga ndi naawe kibanyiiza nyo
Mpeeka, nkwataa nga muwelee
Love tuginyumise batufuyile emireree
Bwoleeta nga ndeeta totya kerereee
Love tuginyumise batufuyile emirereee
(Talala ta talala)
Balitunyumyaako abaliddawo
Nti nno gwali gutugabanya kamu
Ongyagadde nyo ye mbilojje
Ntya kweno love yo etusudde neddalu
Nebwebiliba bilayilooo
Mpa omukono nzisekoo
Mikwano gyo gibeewo
Nga abajuluzi nga nkuba ekilayilooo
Njiila (Njiira) love mpa love nze ntobe
Eyiika bwengisimuula twabike eeh eeh ehh
Mpeeka nkwata nga muwelee (Nkwata nga muwelee)
Love tuginyumise batufuyile emirereee
Bwoleeta nga ndeeta totya kerereee
Love tuginyumise batufuyile emireree
Nkuwulira okuva ku mutwe
Paka ku kagere akasembayo
Amaaso, galwana n’otulo
Yanukula obubaka twogere
Njiila love mpa love nze ntobe
Eyiika bwengisimuula twabike
Eeh eeh ehh
WATCH VIDEO
ABOUT THIS SONG
Release Year : 2021
Album : Njiira Love (Single)
Copyright : (c) 2021
Added By : Huntyr Kelx
SEE ALSO
AUTHOR
SHEEBAH
Uganda
SHEEBAH, born Sheebah Karungi on 11, November 1989, is a multi awards winning musician from Ug ...
YOU MAY ALSO LIKE