Home Search Countries Albums

Nze Amulina

GRENADE OFFICIAL

Nze Amulina Lyrics


Mu  bya love oli senior
Oli mulungi nyo okira malaika
Tuula wansi mukwano wulira baibe
Bino byaddala ogenda kunzisa aah
Bantisatisa okunsala obujilita
Sitidde nze ndi basajja mivule
Njagadde mumanye

Kambabuuse nti nzalinawo omwana
Nz’amulina nz’amulina
Nze mulina omwana
Nz’alinawo nz’amulina
Kambabuuse nti nzalinawo omwana
Nz’amulina nz’amulina
Nze mulina omwana
Nz’alinawo nz’amulina

Akasusu ke kalungi kyenva muyita ma baby
Kawawo ke kasufu
She is the reason why am dreaming
Baby I’ll go down for you
Catch a grenade just for you
Nkuloga I go dance for you
Girl I promise
Baby show off the ok
Kyenjagala owulira mbuno oli okay
Baby okay okay
Just ngamba

Kambabuuse nti nzalinawo omwana
Nz’amulina nz’amulina
Nze mulina omwana
Nz’alinawo nz’amulina
Kambabuuse nti nzalinawo omwana
Nz’amulina nz’amulina
Nze mulina omwana
Nz’alinawo nz’amulina

Am in love with my bestie, bestie, bestie bestie
Abikola bulungi ali so sexy sexy sexy sexy oh yeah
Baby owange where de she from
Bwenkulabako eno ewange kiggwa
Okirako queen sheebah
Lekka nkulage guli omukwano ogedda
Abeeyo mubagambe nti nz’amulina
Byenaloota okulaba byona abilina
Ono omwana ali too big
Credential zona azirina

Kambabuuse nti nzalinawo omwana
Nz’amulina nz’amulina
Nze mulina omwana
Nz’alinawo nz’amulina
Kambabuuse nti nzalinawo omwana
Nz’amulina nz’amulina
Nze mulina omwana
Nz’alinawo nz’amulina

She’s ma woman alone
Grenade official

Enjoy Synced Lyrics With Our Mobile App

Download on Google PlayGet it on App Store

WATCH VIDEO

ABOUT THIS SONG


Release Year : 2021


Album : Nze Amulina (Single)


Added By : Farida

SEE ALSO

AUTHOR

GRENADE OFFICIAL

Uganda

Grenade Official is a recording artist from Uganda. ...

YOU MAY ALSO LIKE