Akaafe Che Lyrics
(Nesim pan Production)
Omanyi buli kimu kyabala mu mze
Lino taka jimu kwosiga
Nabala amatooke
Ndiko namayuuni
Ndi musili gwa ffene n'embogga
Nze mama yansimba n'omuddo nakoola
Kati buli kimu kyabaala
Yansunsula mu mutabbi n'obukoola
Ebijimusa nabyo byanoga
Yafukilira balungi ng'ekyeya kisusse
Akasana kalem'okunjokya
Yankuza natuk'okumulisa
Nga buli kyesako kili mu milimba
Nina bingi byotanalaba
Era bingi ebyekwesse mund'eyo
Nze ekka bantendeka najula
Akaafe che.. (Aaah)
Nina bingi byotanalaba
Era bingi ebyekwesse mund'eyo
Nze ekka bantendeka najula
Akaafe che
Njilako kuli akajaaja
Kachai akawoomu akasinga
Akakujamu akawewo nkubikenga
Nze mama yanyonsa bulungi
Buli kitundu kunze kili mu
Kifo kyakyo
Nalukibwa kalangabi nsasi ku mugogwa
Luwombo lw'enkoko lwagalwa
Naye tonywelangako by'otonywa
Otunulanga kunze honey
Stress et'elegende
Nawulira kko kuba kawoomera
Kunze kwoli Koma n'owoola
Ndikubika love ebikunta
Obisibe mu kaveera
Nina bingi byotanalaba
Era bingi ebyekwesse mund'eyo
Nze ekka bantendeka najula
Akaafe che.. (Aaah)
Nina bingi byotanalaba
Era bingi ebyekwesse mund'eyo
Nze ekka bantendeka najula
Akaafe che
WATCH VIDEO
ABOUT THIS SONG
Release Year : 2021
Album : Akaafe Che (Single)
Copyright : (c) 2021
Added By : Huntyr Kelx
SEE ALSO
AUTHOR
REMA NAMAKULA
Uganda
REMA Namakula is a female musician from Uganda born April 24, 1991. ...
YOU MAY ALSO LIKE