Nsimbi Lyrics
Oh oh
(Mercenary Washington kyekimu)
Yeah
Nsimbi wo wo Nsimbi
Tuli bangi abakulwanira
Nsimbi oh Nsimbi wo wo
N’ewaka yegwe agula amata
Nsimbi wo wo Nsimbi sweetie
Tukunoonya tetukyebaka
Nsimbi wo wo Nsimbi
Tuli bangi abakulwanira, hmm!
Nsimbi, Nsimbi munnange
Weebale nnyo okukyalanga ewange
Nsimbi, Nsimbi munnange
Mukwano gwange Nsimbi ngulira essuuti
Nsimbi leero ogula byange
Mukwano gwange Nsimbi wootaba bammanja
Nsimbi wootali endagala ssanja
Nsimbiiiii
Nsimbi lwakuba okyusakyusa address kw’osula
Nsimbi gwe njagala aah
Nsimbi wo wo Nsimbi
Tuli bangi abakulwanira
Nsimbi oh Nsimbi wo wo
N’ewaka yegwe agula amata
Nsimbi wo wo Nsimbi sweetie
Tukunoonya tetukyebaka
Nsimbi wo wo Nsimbi
Tuli bangi abakulwanira
Hmm! Nsimbi, Nsimbi munnange
Weebale nnyo okukyalanga ewange
Nsimbi, Nsimbi munnange
Mukwano gwange Nsimbi ngulira essuuti
Nsimbi leero ogula byange
Mukwano gwange Nsimbi wootaba bammanja
Nsimbi wootali endagala ssanja
Nsimbiiiii
Nsimbi lwakuba okyusakyusa address kw’osula
Nsimbi gwe njagala aah
Nsimbi wo wo Nsimbi
Tuli bangi abakulwanira
Nsimbi oh Nsimbi wo wo
N’ewaka yegwe agula amata
Nsimbi wo wo Nsimbi sweetie
Tukunoonya tetukyebaka
Nsimbi wo wo Nsimbi
Tuli bangi abakulwanira, hmm!
Mercenary Washington kyekimu
WATCH VIDEO
ABOUT THIS SONG
Release Year : 2021
Album : Nsimbi (Single)
Copyright : (c) 2021
Added By : Huntyr Kelx
SEE ALSO
AUTHOR
YOU MAY ALSO LIKE