Munda Dala Lyrics

It's the Ugandan property
Bumbak
Kino kisaana baby togaana
Ofunye omulungi akusaana
Tugenda aa baby
Tova kumugendo
Bijakuzitowelera
Bijakukalubiliza
Felixpro nabamu
Emikwano gyo bajakwogelera
Mumaaso bilikusobela
Olitagala naye manya nti
Abawala balaba aahaa balaba balaba
Eje emitima bamenya aahaa bajakugumenya menya menya
Katigwongeleyo baby (mundadala)
Ewala (mundadala)
Boy keep my love (mundadala)
Oh baby ( mundadala)
Yongelayo daddy (mundadala)
Depth (mundadala)
Boy keep my love (mundadala)
Oh baby (mundadala)
Kululwo laba am dying
Abalala bantama
Bali ignorant abatamanyi what am feeling
Mbalaba basama naye sikutankana ma baby
Baby ndeka nkulambuze dunia ate nabino byona bibyo tosaba toola
Omutima bagumenyako
Ndi senior
Nayiga nti ebyomukwano sikulya mapeera
Boy am gonna love you better than yo mama
Njakutukiliza buli kyenagamba Kankeyaringe gwe vimba
Nagwada mukyitimba
Katigwongeleyo baby (mundadala)
Ewala (mundadala)
Boy keep my love (mundadala)
Oh baby ( mundadala)
Yongelayo daddy (mundadala)
Depth (mundadala)
Boy keep my love (mundadala)
Oh baby (mundadala)
Baby omutima gukweke Munda
Tolabilira babundabunda good enough omutima totunda
Ndyomu Ayina okumanya bwegugunda
Olyikyamuwendo ekyitalina muweendo oh oh oh
Nzesilina bwenjoleka nkulage orukundo oh oh oh
Okukemebwa tonaba
Kankwanguyile ngabalala tebanaba baby
Ate okyewuunya tonaba
Osaaga omutima gukweke
Katigwongeleyo baby (mundadala)
Ewala (mundadala)
Boy keep my love (mundadala)
Oh baby ( mundadala)
Yongelayo daddy (mundadala)
Depth (mundadala)
Boy keep my love (mundadala)
Oh baby (mundadala)
Bijakuzitowelera
Bijakukalubiliza
Felixpro nabamu
Emikwano gyo bajakwogelera
Mumaaso bilikusobela
Olitagala naye manya nti
Abawala balaba aahaa balaba balaba
Eje emitima bamenya aahaa bajakugumenya menya menya
Baby omutima gukweke Munda
Tolabilira babundabunda good enough omutima totunda
Ndyomu Ayina okumanya bwegugunda
WATCH VIDEO
ABOUT THIS SONG
Release Year : 2022
Album : Munda Dala (Single)
Added By : Farida
SEE ALSO
AUTHOR
NINA ROZ
Uganda
Nina Kankunda famously know as “Nina Roz” is a SINGER/SONGWRITER/ MODEL. Born in the cap ...
YOU MAY ALSO LIKE