Home Search Countries Albums

Kyoyooyo

NINA ROZ

Omukwano simaanyi
Nti oyagala anakuba town
Ate
Sibitabo nti oyagala eyayambala mu gown
Ekikulu kufuna fitting
Nga mukola sharing
Carering
Real loving
Leero ekindeese wano
Njagala ebilooto bifuuke physical
Era ekinkoza bino
Najagala man u esambe arsenal

Ekindeese wano kyoyooyo
Ekintumye nkugambe kyoyooyo
Ekinkoza bino kyoyooyo
Ekimbunya e’bizimbe kyoyooyo
Ekindeese wano kyoyooyo
Ekintumye nkugambe kyoyooyo
Ekinkoza bino kyoyooyo
Ekimbunya e’bizimbe kyoyooyo

Nfuna ebilooto e’nkumu nga nkuzalide eddenzi
Nabankwana mbakuba ignore
Sagala bya bwenzi
Mbeera eyo nekuba bupikya
N’obude nebwanguwaa okukya
Nze era bwentyo nekwelesa
Baby nno nkutya
Leero ekindeese wano
Njagala ebilooto bifuuke physical
Era ekinkoza bino
Najagala man u esambe arsenal

Ekindeese wano kyoyooyo
Ekintumye nkugambe kyoyooyo
Ekinkoza bino kyoyooyo
Ekimbunya e’bizimbe kyoyooyo
Ekindeese wano kyoyooyo
Ekintumye nkugambe kyoyooyo
Ekinkoza bino kyoyooyo
Ekimbunya e’bizimbe kyoyooyo

Ekyo ekyoyo
Buli wompitako nonkuba e’gwoowo
Your love is like a reliver
Kankuwe omutima onyige nyige
Ekyo ekyoyo
Buli wompitako nonkuba e’gwoowo
Your love is like a reliver
Kankuwe omutima onyige nyige
Leero ekindeese wano
Njagala ebilooto bifuuke physical
Era ekinkoza bino
Najagala man u esambe arsenal

Ekindeese wano kyoyooyo
Ekintumye nkugambe kyoyooyo
Ekinkoza bino kyoyooyo
Ekimbunya e’bizimbe kyoyooyo
Ekindeese wano kyoyooyo
Ekintumye nkugambe kyoyooyo
Ekinkoza bino kyoyooyo
Ekimbunya e’bizimbe kyoyooyo

WATCH VIDEO

ABOUT THIS SONG


Added By : Farida


Release Year : 2020


Album : Kyoyooyo (Single)


Genre :


Copyright : ©2020 Black Market Records, all right reserved.

SEE ALSO

AUTHOR

NINA ROZ

Uganda

Nina Kankunda famously know as “Nina Roz” is a SINGER/SONGWRITER/ MODEL. Born in the cap ...

YOU MAY ALSO LIKE