Ombeledewo Lyrics
Martha
Mukisa
Nzijukila muntandikwa tebyali byang kukwagazanya
Buli lwolabika omutima ogusojjokanya
Mama wo nga akukuma bitya gwe
Toyagala bakukwasaganya
Buli lwenkumwenyeza ekomela nga bagulila
Oluzi lwofuluma ewamwe obako askari
Nengamba mbitandike ntya nze atalina sukali
Nyabo watu nsiba waka nenywawo ebikyayi
Nolusi nsibilila kyayi okutali majani
Ombeledewo baby
Love ombeledewo baby
Ombeledewo baby
Love ombeledewo baby
Wewakiliza ensonga zange
Nokiliza love yanz
Ofuse mukwano gwange gwenina omu
Abensimbi bolese banzi
Ebizanbo nabyo ebingi
Ogumye ogumye obele nanze
Oluzi lwofuluma ewamwe obako askari
Nengamba mbitandike ntya nze atalina sukali
Nyabo watu nsiba waka nenywawo ebikyayi
Nolusi nsibilila kyayi okutali majani
Ombeledewo baby
Love ombeledewo baby
Ombeledewo baby
Love ombeledewo baby
Ouh la la la la
Ouh la la la la
Oluzi lwofuluma ewamwe obako askari
Nengamba mbitandike ntya nze atalina sukali
Oluzi lwofuluma ewamwe obako askari
Nengamba mbitandike ntya nze atalina sukali
Nyabo watu nsiba waka nenywawo ebikyayi
Nolusi nsibilila kyayi okutali majani
Ombeledewo baby
Love ombeledewo baby
Ombeledewo baby
Love ombeledewo baby
Ouh la la la la
Ouh la la la la
WATCH VIDEO
ABOUT THIS SONG
Release Year : 2021
Album : Ombeledewo (Single)
Added By : Farida
SEE ALSO
AUTHOR
MARTHA MUKISA
Uganda
Martha Mukisa is a singer song writer and perfoming artiste from uganda. ...
YOU MAY ALSO LIKE