Love Olinonya Lyrics
Warren is a professor
Cloud Africa
Hmmmm Nze nali omu nti nga nabulwa esanyu
Wandaga love nonondayo owo hooo eyiii
Mumutima gwange nayiga okwagala
nobwongo bwange nobukakasa nti oli wambala
Kati ondese mubanga..ontade mabega ndimu Bag
Enyanja yomukwano mu Jag mwontadde baby nga ndaaga
Buno obulumi mbukoye
Leka ngende love olinonya
Olinonya love olinonya ahh no no
Leka ntawakale love olinonya
Olinonya love olinonya ah no no
Hmmm yeah yeah
Ompade divorce nabanjagala bakoze lose
Olidemu miwuula osude bikusi yiiii wo wo
Hmm hmm hmmm
Mpulira gusinze nze
Okuja mubwakabaka bwo nonsiba engule ya sengenge ah no
Bwoba okitadde lwa sente leka ngende nkole bwendiba nfunye sente
Leka ngende love olinonya
Olinonya love olinonya ahh no no
Leka ntawakale love olinonya
Olinonya love olinonya ah no no
Hmmmm Nze nali omu nti nga nabulwa esanyu
Wandaga love nonondayo owo hooo eyiii
Mumutima gwange nayiga okwagala
nobwongo bwange nobukakasa nti oli wambala
Kati ondese mubanga..ontade mabega ndimu Bag
Enyanja yomukwano mu Jag mwontadde baby nga ndaaga
Buno obulumi mbukoye
Kantawakale love olinonya
(Kangende love olinonya Kangende love olinonya)
Kabejja
WATCH VIDEO
ABOUT THIS SONG
Release Year : 2021
Album : Love Olinonya (Single)
Added By : Farida
SEE ALSO
AUTHOR
LIAM VOICE
Uganda
Liam Voice Is a performing and Recording Artist From Uganda Kampala He Is Also The Brand Ambassador ...
YOU MAY ALSO LIKE