Home Search Countries Albums

Sikutiiza

LAUR ORLINS

Sikutiiza Lyrics


Lwakuba sikutiiza
Nandibadde nkuteekawo
Naye nabalala nabo bangamba mbaleekewo
Lwakuba sikutiiza
Emitima gyakaluba okugizawo 
Wetaaga loole y'abakusinga
Kuba sikutiiza
 
Obwambalo clear siganye
Naye sija kuteekawo
Ogwange gwakaluba,silimbye,ate ku lwaki
Mpozzi osokera ku ccupa kuba obwongo webuva
Nze sambala mipiira era ekyo tewelalikirira
Amaaso gamazze dda osumulula,omumwa gunwe
Kano sikateego, katuveeyo
Nsonga lwaki ofukamira n'ekwata ku mutwe
Kirungi n'ogisabika bw'oba oyagala
Naye nze njagalirayo bwentyo ate olabika onsinga n'okunsinga
 
Lwakuba sikutiiza
Nandibadde nkuteekawo
Naye nabalala nabo bangamba mbaleekewo
Lwakuba sikutiiza
Emitima gyakaluba okugizawo 
Wetaaga loole y'abakusinga
Kuba sikutiiza 
 
Namugamba ku wiikendi
Teyaweza na but second
Sinti Wendi naye ndabika mwendi
Okonkona osigalewo
Okusula ku malala
Ogwange gwakaluba
Ate sikulwa
Bwenkuteeka mu kifuba oyinza n'okulemelako
Lino si ko nawe
Okimanyi abaana bagonda nga amakovu
Muvu akolamu ekkubo
Nkimanyi sibwooli
Tondaaga nti naawe mwooli,nkyali
Mu bali
Bali ba stingy nga Bali broke nze ndiwakati
Ate nsubira njaba nkivuddemu
So,abalowoza binyuma,mukutame
Tubageme,mugiwulile mu meme
 
Lwakuba sikutiiza
Nandibadde nkuteekawo
Naye nabalala nabo bangamba mbaleekewo
Lwakuba sikutiiza
Emitima gyakaluba okugizawo 
Wetaaga loole y'abakusinga
Kuba sikutiiza
 
Topapa era oyinza obigendamu n'ebikulema
Nkukakasa ate bangi,bavuddeyo
Baakaba
Amazima lwakuba taata wo yeyansooka
Mubyokusaaga bewanawana
Era nga beweleza obulabo naye 
Lwatuuka nga ensi ebavuga 
Nga omulwadde we ensimbu akubiddwa entununsi
 
Lwakuba sikutiiza
Nandibadde nkuteekawo
Naye nabalala nabo bangamba mbaleekewo
Lwakuba sikutiiza
Emitima gyakaluba okugizawo 
Wetaaga loole y'abakusinga
Kuba sikutiiza
 
 
Nela gwe abasinga
Newe baleeta loole nga ejjude n'efika
Mbafiisa. Netwala gwe
Nze nsaaga,lekelawo okumwenya
Njagadde kuzza ssanyu lyo kuba
Welitali mba siliwo
Tubalaba yadde mwefula
Abatatulaba
Tumanyi okwana anti tunonya
Emikwano mu byana 
Tulyoke tusatule ebyama
Nze nkwagala nga tokunaama
Kuba sagala mbeere nga gwe ompabira
Ekiseera ekiddako nkuleka my Banga,nwagi
 

Lwakuba sikutiiza
Nandibadde nkuteekawo
Naye nabalala nabo bangamba mbaleekewo
Lwakuba sikutiiza
Emitima gyakaluba okugizawo 
Wetaaga loole y'abakusinga
Kuba sikutiiza

Enjoy Synced Lyrics With Our Mobile App

Download on Google PlayGet it on App Store

WATCH VIDEO

ABOUT THIS SONG


Release Year : 2021


Album : Sikutiiza (Single)


Added By : Dior xl

SEE ALSO

AUTHOR

LAUR ORLINS

Uganda

...

YOU MAY ALSO LIKE