Biri Biri Lyrics
Andre on de Beat
Nkwagala nga otudde wali
Wali
Nenkunyumiza biri
Ebyaliwo luli ye
Mu ka umbrella bwetumwenya bwetwewaana aaah
Mbeera mbirowoozaako
yeah
Weesunangako nga munno akufaako ooooh
Mukwano mukwano
Munnange tomanyi kiri eno
Nnyamba oh mukwano oooh
Nkwagala biri
Biri biri biri yeah ehe
Wankola bubi
Lwe wadduka luli yeah ehe
Nkwagala biri
Biri biri biri yeah ehe
Wankola bubi
Lwe wadduka luli yeah
Omukwano guwooma ngambaako nti tolinkyawa
Abangi bagenda
Abandi bwebajja nebeekyanga
Nze ngamba Linda embaga
Embaga ngireeta teweekyanga
Nkwagala nnyo nnyo
Singa okimanyi singa okimanyi
Nze wannondayo ooh
N'onzija mu Bali nnava mu Bali
Mukwano mukwano
Munnange tomanyi kiri eno
Nnyamba oh mukwano oh
Nkwagala biri
Biri biri biri yeah ehe
Wankola bubi
Lwe wadduka luli yeah ehe
Nkwagala biri
Biri biri biri yeah ehe
Wankola bubi
Lwe wadduka luli yeah eeh
Nkwagala nga otudde wali
Wali
Nenkunyumiza biri
Ebyaliwo luli ye
Mu ka umbrella bwetumwenya bwetwewaana aaaah
Mbeera mbirowoozaako
Yeah
Weesunangako nga munno akufaako ooooh
Mukwano mukwano
Munnange tomanyi kiri eno
Nnyamba oh mukwano oooh oooh
Nkwagala biri
Biri biri biri yeah ehe
Wankola bubi
Lwe wadduka luli yeah ehe
Nkwagala biri
Biri biri biri ye eh eh
Wankola bubi
Lwe wadduka luli yeahh eh
WATCH VIDEO
ABOUT THIS SONG
Release Year : 2018
Album : Biri Biri (Single)
Added By : Afrika Lyrics
SEE ALSO
AUTHOR
YOU MAY ALSO LIKE