Yongeza Lyrics

Singa love yali nyangu okufuna
Nga oli bwajja bwati omuwulira mutima
Kyoka gwe byokola binyumira
Njagala nyo okuba nawe binyumira
Naye nina okutya muli kyempulira kyandiba ekikyamu
Oyinza okunkola biri
Guno omutima munaffu nyo
Nina gumu tolumya nyo
Ebinyiza bwebibawo sasira kubano
Love tokinkola
Yongeza omuliro
Kuma kuma yongeza omuliro
Tokinkola
Yongeza omuliro
Kuma kuma yongeza omuliro
Tubikole tuwangala
Yongeza omuliro
Kuma kuma yongeza omuliro
Tosiba yongeza
Yongeza omuliro
Kuma kuma yongeza omuliro
Ndi mu love nawe tokikola okunjiwa
Njakuswala
Bona bona mbagambye bwonjiwa
Njakuswala
Tokyali kyaama ntino nkukweka
Am willing to show it
Manyi bulunji nti ebirungi ssibyamukeeka
Maliride to keep it
As long as you love me
Nze wendi
No matter the case, wendi
Kugwe kwendi
Nze wendi
Ekijja kijje nze wendi
Love tokinkola
Yongeza omuliro
Kuma kuma yongeza omuliro
Tokinkola
Yongeza omuliro
Kuma kuma yongeza omuliro
Tubikole tuwangala
Yongeza omuliro
Kuma kuma yongeza omuliro
Tosiba yongeza
Yongeza omuliro
Kuma kuma yongeza omuliro
Kansaba omutonzi atakumira mpeera
Atukume
Atubuse ebisenge ebitwekuka, atutaase
Ndi wakukuma nga baby
Nkuyonje nga emunye
Ndi wakukwata nga ekyatiika tonsimatuka
Omukwano gwaffe gwe kusomwako, abakenkufu
Guno omutima munaffu nyo
Nina gumu tolumya nyo
Rbinyiza bwebibawo
Sasira kubano
Love tokinkola
Yongeza omuliro
Kuma kuma yongeza omuliro
Tokinkola
Yongeza omuliro
Kuma kuma yongeza omuliro
Tubikole tuwangala
Yongeza omuliro
Kuma kuma yongeza omuliro
Tosiba yongeza
Yongeza omuliro
Kuma kuma yongeza omuliro
WATCH VIDEO
ABOUT THIS SONG
Release Year : 2025
Album : (Single)
Copyright : © 2025 Juliana Kanyomozi
Added By : Farida
SEE ALSO
AUTHOR
JULIANA KANYOMOZI
Uganda
Juliana Kanyomozi is a singer/songwriter/vocalist from Uganda. ...
YOU MAY ALSO LIKE