Home Search Countries Albums

OomVah

GEOSTEADY

OomVah Lyrics


Wotabadde binyiye kuba omukwano gy'oli mungi
Ndayira kazibe enzigge will fight anyway
Take a sit kalira tunyumye
Omulungi gw'enekumira eno
Take a sit kalira tunyumye
Tubaswazze abatamayi okulonda

Ninyenda yiwe eeh
Ninyenda yiwe eh eeh
Ninyenda yiwe eeh
Ninyenda yiwe
Oliy'omu bwoti gw'empaana

Oomvah Oomvah
Ndagukunda mama we
Oomvah Oomvah
Ndagukyaka baiby we
Oomvah Oomvah
Ndagukunda mama we
Oomvah Oomvah
Ndagukyaka baiby we

Ngamba leta leta byonna
Byonna gwe gweninda
Obw'obudde buziba n'enkya
N'enkya gwe gwe mpaana
Manya olina byonna byonna
Ndizunga nkomewa
Your mine ebyaffe byankya
Nkulindiridde tubeeee eeeh eeeh

Ninyenda yiwe eeh
Ninyenda yiwe eh eeh
Ninyenda yiwe eeh
Ninyenda yiwe
Oliy'omu bwoti gw'empaana

Oomvah Oomvah
Ndagukunda mama we
Oomvah Oomvah
Ndagukyaka baiby we
Oomvah Oomvah
Ndagukunda mama we
Oomvah Oomvah
Ndagukyaka baiby we

Yadde bakusuula ngandi mukifo nze
Ndikulonda londa yeee nze kuba nakowa
Abeyita abalungi nga simanyi nagyengenda
Sweet nawe wakula byona bikka
Ensulo by'obulamu gold and sweet mufirika
Ebyange byona bibyo akulumba anonya bigwo

Ninyenda yiwe eeh
Ninyenda yiwe eh eeh
Ninyenda yiwe eeh
Ninyenda yiwe
Oliy'omu bwoti gw'empaana

Oomvah Oomvah
Ndagukunda mama we
Oomvah Oomvah
Ndagukyaka baiby we
Oomvah Oomvah
Ndagukunda mama we
Oomvah Oomvah
Ndagukyaka baiby we

Kati lumba
Tukimale today today byonna tubyekole
Ewange lunda
Gwe manya your ma sholeee
Put a ring on your body
Kati lumba
Tukimale today today byonna tubyekole
Ewange lunda
Gwe manya your ma sholeee
Eno nkuwadde obweyamo

Kati lumba
Lumba lumba kale buliwamu tunabaala
Ewange lunda
Lunda lunda kale buliwamu tunatuuka
Kati lumba
Lumba lumba kale lumba kale mama
Ewange lunda
Lunda lunda kale bulimu gwe wekaaa

Kati lumba
Tukimale today today byonna tubyekole
Ewange lumba
Gwe manya your ma sholeee
Put a ring on your body
Kati lumba
Tukimale today today byonna tubyekole
Ewange lunda
Gwe manya your ma sholeee
Eno nkuwadde obweyamo

Enjoy Synced Lyrics With Our Mobile App

Download on Google PlayGet it on App Store

WATCH VIDEO

ABOUT THIS SONG


Release Year : 2021


Album : OomVah (Single)


Copyright : (c) 2021


Added By : Huntyr Kelx

SEE ALSO

AUTHOR

GEOSTEADY

Uganda

A recording artist, producer and multi talented musician from Uganda.  Geosteady has been in l ...

YOU MAY ALSO LIKE