Home Search Countries Albums

Ompaako

GEOSTEADY Feat. AYBRAH

Ompaako Lyrics


Ku bibyo ompaako
Aybrah na Geosteady yeah
Sirabawo musango
No no no....

You're too good girl you look so cool
Sikyakubwa na kibuku
Nze gwankuba era my heart is full

For real
Mu mutima gwange otudde mu front seat
Ebya ddala teri songa
For me to cheat

Ku bibyo ompaako
Buli kye njagadde okimpa(Ompeerawo)
Tonyimangako
Buli kye njagadde okimpa(Ompeerawo)

Ku bibyo ompaako
Buli kye njagadde okimpa(Ompeerawo)
Tonyimangako
Buli kye njagadde okimpa(Ompeerawo)

Kabuvubuka ampedde
Eby'amalala n'obukambwe bimpedde
Kati ndagirira nfa nze
Ndayira okulima ffe tulye ne ku ntende

Nkulaba onewadde
Omubiri n'omutima byetadde
Gwe laba onesize
Tulinga kinusu face zeekutte

Oli lugendo lwange
Ate sweet kamuli kange
Wanna be your sugar daddy
Monday to Monday sweet yeah

Ku bibyo ompaako
Buli kye njagadde okimpa(Ompeerawo)
Tonyimangako
Buli kye njagadde okimpa(Ompeerawo)

Ku bibyo ompaako
Buli kye njagadde okimpa(Ompeerawo)
Tonyimangako
Buli kye njagadde okimpa(Ompeerawo)

----
----

Ku bibyo ompaako
Buli kye njagadde okimpa(Ompeerawo)
Tonyimangako
Buli kye njagadde okimpa(Ompeerawo)

Ku bibyo ompaako
Buli kye njagadde okimpa(Ompeerawo)
Tonyimangako
Buli kye njagadde okimpa(Ompeerawo)

Enjoy Synced Lyrics With Our Mobile App

Download on Google PlayGet it on App Store

WATCH VIDEO

ABOUT THIS SONG


Release Year : 2020


Album : Ompaako (Single)


Copyright : (c) 2020


Added By : Huntyr Kelx

SEE ALSO

AUTHOR

GEOSTEADY

Uganda

A recording artist, producer and multi talented musician from Uganda.  Geosteady has been in l ...

YOU MAY ALSO LIKE