Byabulijo Lyrics
Olukulabye nenteleera, wankolaki wotobeera
Lwoba ozze lwentegeera
Bwensula mu mukifuba kyo totya era
Oba safe ne’ bwotakeera
Omukwano sijja kuseera
Kati manya mukwano bwentyo bwendi
Ensolo kukizigo kweeli
Oli complete eeeh ih
Nebwompa overdose yongera era
Oli kyatika nina okukuuma
Love bwetyo bweba hee ih eeh
Bywemutijukana awamwe
Byemwenyumya oluusi
Mbu owange anjgala okamala
Eno wafe byabulijo
Byabulijo era byabulijo
Byemutijukana ewamwe
Mbu owange asubiza nakola
Eno wafe byabulijo
Bwanyiiga takuba, okuyomba kekabbiro
Ono yoomu kubimpa otulo hee
Mubyonna ye yekansa
Ate asubiza teyekyuusa
Ebisobye nabilongoosa aaah
Obuzanyo bwomudiiro
Oruusi netwekuba byuuro
Nebwaompa obuyinza sekanikirila
Manyi ndi wansi wo
Ayina ebirunji ebinji ebibi bye bitono
Kati team kutijja enoo ewaffe gwe musono
Byemutijukana ewamwe
Byemwnyumya oluusi
Mbu owange anjgala okamala
Eno wafe byabulijo
Byabulijo era byabulijo
Byemutijukana ewamwe
Mbu owange asubiza nakola
Eno wafe byabulijo
Flash Love aah
Kasarob music
Brian beats
Ngenda kutuuza okalire
Nkufumbire ebyekiwere
Nkwebikire oje obugume eeh ee
Ensi eweweele
Mubyonna byekansa
Ate asubiiza teyekyuusa
Ebisobye nabilongoosa aah aa
Obuzanyo bwonmu diiro
Oluusi netwekuba byuuro
Nebwompa obuyinza sekanikirila
Manyi ndi wasi wo
Awulira ebilunji ebinji ebibi bye byebitono
Kati team kutijja eno ewafe gwemusono
Mozy wryta
Kati manya mukwano bwetyo bwendi
Ensolo ku kizigo kweli
Oli complete eeh ih
Byemutijukana ewamwe
Byemwnyumya oluusi
Mbu owange anjgala okamala
Eno wafe byabulijo
Byabulijo era byabulijo
Byemutijukana ewamwe
Mbu owange asubiza nakola
Eno wafe byabulijo
WATCH VIDEO
ABOUT THIS SONG
Release Year : 2019
Album : Byabulijo (Single)
Added By : Farida
SEE ALSO
AUTHOR
YOU MAY ALSO LIKE