Home Search Countries Albums

Ebisooka N'ebisembayo

DRE CALI Feat. JOSEPH SAX

Ebisooka N'ebisembayo Lyrics


(Mpaka Sounds Your Bwoy)
Dre Cali

Tell me something special girl today
Yeah eh
One by one makes a bundle but we make rain, eeh
Love is such a game that we lose and gain eeh yeah
Sesa sesaamu, pika yongeza omukwano, yeah
Oli kimuli ekimulisa, nkusaba tonvaamu
Ooh nze ne bwe nfuna ebbuba
Naawe laba tolinaako kikyamu, yeah
Obwo obulungi bwo no y’eddiini
Nze gye njagala okubaamu, eh yeah
Baby eddoboozi lyo, akayindo ko, ebiseera byo
Kwossa n’akamwenyumwenyu mwenyu byonna
Ekyo ekikula kyo ago amaaso go nze bw’ontunuulira
N’olusonyisonyi sonyi lunkwata
Nkusaba tonta nyweza, nywera
Omukwano gwo nina ntoko kipimo kya ttanka
Nkusaba tonta nywera, nyweza
Omukwano gwo nina ntoko kipimo kya ttanka, yeah

Nkwagala ebisooka n’ebisembayo
Nkwagala ebirijja n’ebiriddako
Nkwagala nnyo baby by’ebisingayo
Biseera bingi nze neesuna nako
Nze ani alina faasi mu mutima gwo!
Nkwagala nnyo baby by’ebisingayo

Oli mulungi nga obwakakya
Omukisa omunene ogwange gwe mbala
Amaaso go ago ameeru bw’ogantunuuliza
N’akayindo k’abalaalo ako gwe k’olina
Binnyonyogera aah ah, yeah eh
Kasusu ko kalungi kaneewunyisa
Kankubaganya kandeka nga neebuuza nti oba?
Watondebwa omu oli eyatonda abalala lala
And then your kisses
I always wanna have them in my wishes
My one and only princess
You’re the only Mrs
You’re the only yeah yeah

Nkwagala ebisooka n’ebisembayo
Nkwagala ebirijja n’ebiriddako
Nkwagala nnyo baby by’ebisingayo
Biseera bingi nze neesuna nako
Nze ani alina faasi mu mutima gwo!
Nkwagala nnyo baby by’ebisingayo

Baby eddoboozi lyo, akayindo ko, ebiseera byo
Kwossa n’akamwenyumwenyu mwenyu byonna
Ekyo ekikula kyo ago amaaso go nze bw’ontunuulira
N’olusonyisonyi sonyi lunkwata
Nkusaba tonta nyweza, nywera (tonta, tonta)
Omukwano gwo nina ntoko kipimo kya ttanka
Nkusaba tonta nywera, nyweza
Omukwano gwo nina ntoko kipimo kya ttanka, yeah

Nkwagala ebisooka n’ebisembayo
Nkwagala ebirijja n’ebiriddako
Nkwagala nnyo baby by’ebisingayo
Biseera bingi nze neesuna nako
Nze ani alina faasi mu mutima gwo!
Nkwagala nnyo baby by’ebisingayo

Enjoy Synced Lyrics With Our Mobile App

Download on Google PlayGet it on App Store

WATCH VIDEO

ABOUT THIS SONG


Release Year : 2020


Album : Ebisooka N'ebisembayo (Single)


Added By : Farida

SEE ALSO

AUTHOR

DRE CALI

Uganda

Dre Cali is an artist from Uganda signed under Mpaka Records. ...

YOU MAY ALSO LIKE