Home Search Countries Albums

Bino Byebiluma Abayaye

CRYSTO PANDA

Bino Byebiluma Abayaye Lyrics


Bino
Artin on the beat
By’ebiruma abayaaye
Agikubye!
By’ebiruma abayaaye
Crysto Panda
Bino bino by’ebiruma abayaaye
By’ebiruma abayaaye (olimba)
By’ebiruma abayaaye
Ate obuzzeemu?
Obuluma abayaaye (obubaluma)
Bino bino by’ebiruma abayaaye (maama)
By’ebiruma abayaaye (gikube)
By’ebiruma abayaaye

Crysto Panda bad man true hustler
All the way okuva eri eri e ssakala
Bwe kituuka mu kola nze sseemoola
So hard working nfanya nze siri wa malala
Buli kimu kye nfuna
Buli kimu kye nina
Work wange, maanyi gange
Ndya ku ntuuyo zange
Bwe neeyagalamu
Mbu neeragalaga, Bwe neesudiyamu
Mbu neesomasoma
Yegwe fitina obulumi bwaki?
N’obuntu obutono bwe nkoze bubaluma?
I don’t know, I don’t see why muzimba emitima
Ne mundaga ettima!
Bino bino by’ebiruma abayaaye
By’ebiruma abayaaye
By’ebiruma abayaaye (Level!)
Obuluma abayaaye
Bino bino by’ebiruma abayaaye (maama)
By’ebiruma abayaaye
Kyokka nga naawe osobola obwetuusaako
Bwe buluma abayaaye

Am the goat, I’m the king of the mic
Ono omwana ng’ayagalwa nnyo
By’ebiruma abayaaye ebyo
Kumulisa baby wo ku kitimba
Kuba na figa yalagirwa
Mu club kuddugaza mmeeza
By’ebiruma abayaaye ebyo
Kats ne Roja bawanvu nnyo
Slick Stuart wa bi maama nnyo
Ono Lwanga ye taba na side
Mr. Mosh, banaaye nga takula!
Bino bino by’ebiruma abayaaye
By’ebiruma abayaaye
By’ebiruma abayaaye
Ate obuzzeemu?
Obuluma abayaaye

Bino bino by’ebiruma abayaaye
By’ebiruma abayaaye
By’ebiruma abayaaye
Kyokka nga buntu butono nnyo
Bwe buluma abayaaye
Bye bino ebiruma abayaaye
Kuba na likes nnyingi
Kuba happy mu buli buzibu
Kwambala ku ngatto eyakabi
Kusiba kaviiri akaakabi
Kuba na baby wo nga waakabi (ekyana ekyo)
Kulya na kwebaka bulungi
Kuwonya na kwambala bulungi
Bling bling n’amasaawa ag’ebbeeyi
Kunywa ziri ziri zi Belaire
Kweriira kugaaya nkwacho
Ennyonyi zifuula bugaali
Kubeera n’akasente mu nsawo
Kubeera ne bakasitoma
Kutuleka ku zi blue tick
Kyokka nga buntu butono nnyo
By’ebiruma abayaaye
By’ebiruma abayaaye
Ate obuzzeemu?
Obuluma abayaaye
Bino bino by’ebiruma abayaaye
By’ebiruma abayaaye
By’ebiruma abayaaye
Kyokka nga buntu butono nnyo
Bwe buluma abayaaye

Enjoy Synced Lyrics With Our Mobile App

Download on Google PlayGet it on App Store

WATCH VIDEO

ABOUT THIS SONG


Release Year : 2020


Album : Bino Byebiluma Abayaye (Single)


Added By : Farida

SEE ALSO

AUTHOR

CRYSTO PANDA

Uganda

Crysto Panda also known as King Panda is an artist from Uganda. ...

YOU MAY ALSO LIKE