Tokyuka Lyrics
Bwokyuka oyinza okunzita
(Brian Beats)
Omukwano kirwadde kiruma
Waliwo omuntu gwolaba
Enjuba nebweyaka okufa
Nga ne bweyawangamya
Ali omu yekka
Ogenda n’olaba
Entalamule ezisiiba zetala
Nga ne bwezeyisa, tebikuyigula
Omanyi olina omwana oh mama
Y’amanyi byonna ebyange sikyetaaga
Buli lwoba eyo nze mbeere eno omutima guba guluma
N’essaawa buli lwekoona omukka oluusi gubula
Nkusaba bambi tokyuka
Bwokyuka oyinza okunzita
Tokyuuka, omukwano kirwadde kiruma
Bambi tokyuuka
Bwokyuka oyinza okunzita
Tokyuka
Bino mbu omwavu wakufa nze nkulabamu ensi yange
Si ku laavu gyondaga erinsanga ntangadde
Olina gwe byokola
Tonenya sibikuta
Kabakiyite okwekoza
Mpiika love yange
Ka volume yongeza
Tekamala gwe tumbula
License zonna olina
Nkwewadde
Nze manyi nina omwana oh mama
Y’amanyi byonna ebyange sikyetaaga
Nkusaba bambi tokyuka
Bwokyuka oyinza okunzita
Tokyuuka, omukwano kirwadde kiruma
Bambi tokyuuka
Bwokyuka oyinza okunzita
Tokyuka
???
Babe i wanna be close to you my darling
Buli lwoba eyo nze mbeere eno omutima guba guluma
N’essaawa buli lwekoona omukka oluusi gubula
Nkusaba bambi tokyuka
Bwokyuka oyinza okunzita
Tokyuuka, omukwano kirwadde kiruma
Bambi tokyuuka
Bwokyuka oyinza okunzita
Tokyuka
WATCH VIDEO
ABOUT THIS SONG
Release Year : 2020
Album : Tokyuka (Single)
Added By : Farida
SEE ALSO
AUTHOR
YOU MAY ALSO LIKE