Siri Regular Lyrics

Brian Beats
No ma no ma
No ma no ma
Lele-lile le
Omukwano guluma nga kadalidali
Osiita otakula bw'osiisitira, yeah
Eyasembayo n'eyasooka bwebityo
Ah bwebityo, tebirimu byakusosoola
Eyafuuna adulira mune mbu mwadiiba
Atafuna yewozako mbu mwapapa, yeah
Laba oyika ogwawo wena okadiye
Mbu lwa mukwano, love erabika yakusaala eh
Nze ndi mumbejja njawuka mu kko
Tebambuza otulo
Bwenjagala njagala ku makya mu tuntu, ko n'ekiro
Ndi wambala super quality, tugende ng'omanyi
Nti wama ebyange bikyuka mu kko
Yadde olina bangi bolaba eyo, siri regular
Yadde abawala bakwefaasa eyo, siri regular
Yadde olina abakulwanira eyo, siri regular
Era bagambe bamanye, nti eriyo atali regular
Yadde olina bangi bolaba eyo, siri regular
Yadde abawala bakwefaasa eyo, siri regular
Yadde olina abakulwanira eyo, siri regular
Era bagambe bamanye, nti eriyo atali regular
Bakuyuuzayuza, bakuukoya
Bakulimbalimba, nga ba-lawyer
Bakufumita, omutima bagumenya
Bagununa, nze doctor
Nzize ogukwata, nguze mu nteko
Nkuwa chocolate, awomere-ra
Nkuwa agondagonda, atalumi-ra
Tuva Canada, ewafe twekuri-ra
Babulira, twawulira
Twagumira, sibino ebyabo
Yadde olina bangi bolaba eyo, siri regular
Yadde abawala bakwefaasa eyo, siri regular
Yadde olina abakulwanira eyo, siri regular
Era bagambe bamanye, nti eriyo atali regular
Eh eh
It is another day for you ouh
My baby you ouh
Nkwagala loving you, you you, you you you
Nze ndi wadala wanjawulo oh
Sibali ba-fake fake
Nawe labayo stake
(Herbert skill pan the one)
Spice Diana again, siri regular
Niece Henry the writer again, siri regular (sure)
Yadde olina abakulwanira eyo, siri regular
Era bagambe bamanye, nti eriyo atali regular
WATCH VIDEO
ABOUT THIS SONG
Release Year : 2022
Album : Star Gal (EP)
Added By : Farida
SEE ALSO
AUTHOR
SPICE DIANA
Uganda
Born Namukwaya Hajara(1996) popularly known as Spice Diana went to kibuli Demonstration s ...
YOU MAY ALSO LIKE