Home Search Countries Albums

Mukama Yamba

SHEEBAH

Mukama Yamba Lyrics


Assalam aleykoum, malekum sala
Oli eyo nze ndi eno naye tuli kimu
Ebyensi byo byansi mugulu tuli kimu
Katonda agaba ensimbi tuwe otuwonye nebingi
Endwadde zo nyinji eno, tuyambe tuddeyo joli
Abantu bakwateko leero ooh ooh leero
Fena tukwateko leero ooh ooh leero
Mukama yamba naye mukama saasila
Yamba nzize nga bwendi mukama yamba
Ebirungi yongera, yamba tuli eno abaana bo
Mukama yamba wensobeza nkwetondera
Mponya okuloota nzijja mubirooto naye mukama saasila
Yamba mponya okukaaba, mukama nkaaba
Ebirungi yongera nzize  nga bwendi leero

Nzize nga bwendi leero mukama wange leero naawe wuwo
Oli lumuli, lwenekwatako nze kale
Ekimu ekyekumi mukama nkitola kale
Ntola zakat, Ntola zakat
Nkudize nze kale, kubyompade ndikuwaaki nze nkusiime kale nkumila
Akalimu kange kale nkumila
Maama wange kale, nyamba mpa emikwano emirungi kale
Mukama yamba naye mukama saasila
Yamba nzize nga bwendi mukama yamba
Ebirungi yongera, yamba tuli eno abaana bo
Mukama yamba wensobeza nkwetondera
Mponya okuloota nzijja mubirooto naye mukama saasila
Yamba mponya okukaaba, mukama nkaaba
Ebirungi yongera nzize  nga bwendi leero, leero leero

Amaziga mangi leero
Amaziga mangi leero
Twagala namasanyu tugalabe leero
Mukama mulungi ye bank musinze nze banga lyona
Toyagala maziga, toyagala bulumi
Oyagala kunyumirwa nga awatali butego
Oyagala masanyu, oyagala bulamu
Oyagala kubeera nga bali abazikuba
Oyagala masanyu oyagala bulamu
Gwe gendayo ewamukama yagaba obulamu
Naye mukama saasila yamba nzize nga bwendi
 Mukama yamba ebirungi yongera
Yamba tuli eno abaana bo
Ebirungi yongera, yamba tuli eno abaana bo
Mukama yamba wensobeza nkwetondera
Mponya okuloota nzijja mubirooto naye mukama saasila
Yamba mponya okukaaba, mukama nkaaba
Ebirungi yongera nzize  nga bwendi leero
Nyongera, nyongera
Mukama nkaaba

Enjoy Synced Lyrics With Our Mobile App

Download on Google PlayGet it on App Store

WATCH VIDEO

ABOUT THIS SONG


Release Year : 2022


Album : Mukama Yamba (Single)


Added By : Farida

SEE ALSO

AUTHOR

SHEEBAH

Uganda

SHEEBAH, born Sheebah Karungi on 11, November 1989,  is a multi awards winning musician from Ug ...

YOU MAY ALSO LIKE