Home Search Countries Albums

Love Ya kitundu

SHEEBAH

Love Ya kitundu Lyrics


Hmmm
Bag gyal Sheebah again
Tns dem say
(Ronnie)

Eno love y ebitundu
Nbula jikuddiza nze
Kwata enamba ojileete
Bino byookola mbikooye
Love yakitundu
Nbula jikuddiza nze
Kwata enamba ojileete
Bino byookola mbikooye
Love yakitundu

Ndi mi kisiibo nyaabula
Omutali futali
Onzijeeko waraga
Ate ontuma e sudan
Ontuma otya ku school
Ate n onyima ekkalamu
Ongamba ompadde chayi
Omutali sukali
Nze byokola binumma
Byokola binsuna
Nattera okyuusa colour
Omukwaano gwa bbuka
Gwa byokola binumma
Byokola binsuna
Nattera okyuusa colour
Omukwaano gwa bbula
Nkwaagala nyo baby sisala a
Omutima kuwadde toluma
Gwonna gugwo naye tomenya
Wabula sisalaa

Eno love y ebitundu
Nbula jikuddiza nze
Kwata enamba ojileete
Bino byookola mbikooye
Love yakitundu
Nbula jikuddiza nze
Kwata enamba ojileete
Bino byookola mbikooye
Love yakitundu

Ompa nyimpi
Enkoma mu kiwato
Endwaza nsanjabavu
Oba eri wala, nfune nkonyogo
Nkasuke ku muwafu
Nze wootuuse tonzita
Ewange wafuuka enkata
Nze njagala son na daughter
Byokka gwe omumya enkuta
Gwe ssinga okyuusa ku mpisa
Nze sikyaamanyi kuta
Mubwano nyweeza ku waso
Nange nfeelinge better

Eno love y ebitundu
Nbula jikuddiza nze
Kwata enamba ojileete
Bino byookola mbikooye
Love yakitundu
Nbula jikuddiza nze
Kwata enamba ojileete
Bino byookola mbikooye
Love yakitundu

Ndi mu kissibo nyaabula
Omutali futali
Onzijeeko waraga
Ate ontuma e sudan
Ontuma otya ku school
Ate n onyima ekkalamu
Ongamba ompadde chayi
Omutali sukali
Nze byokola binumma
Byokola binsuna
Nattera okyuusa colour
Omukwaano gwa bbuka
Nze wootuuse tonzita
Ewange wafuuka enkata
Nze njagala son na daughter
Byokka gwe omumya enkuta
Nze byokola binumma
Byokola binsuna
Nattera okyuusa colour
Omukwaano gwa bbuka

Enjoy Synced Lyrics With Our Mobile App

Download on Google PlayGet it on App Store

WATCH VIDEO

ABOUT THIS SONG


Release Year : 2020


Album : Samali (Album)


Added By : Farida

SEE ALSO

AUTHOR

SHEEBAH

Uganda

SHEEBAH, born Sheebah Karungi on 11, November 1989,  is a multi awards winning musician from Ug ...

YOU MAY ALSO LIKE