Home Search Countries Albums

Wali User Lyrics


Sibangako yo first option
Olabika wali ku mission
Nga love yo ejjudde confusion
Girl
Nga bwe neeta naawe weete
Tosigala ku kikwaate
Wanvuga speed lady
But now I know

Wali user
Wandaba nga loser
Nakubuuka wali user
Wandaba nga loser

Nze kale saafa ku myaka
Oba olina oba tolina waaka
Kirabika wali omanyi kusaaga
Lady
Wafuna kye wali osabanga
That was the end of our story
(No more me and you)
Ebyo bikadde kati that is history
Sorry is just a word lady
To taking advantage
Maybe we're different league
Kati nabuuka

Wali user
Wandaba nga loser
Nakubuuka wali user
Wandaba nga loser

Kambuuze bwe wansuula
Kunze naawe ani eyasuula?
Nja kanya kulinya madaala
Nga gwe oli ku bbali okanya kusunga
Na kuzunga
Siri munaku gwe walangira obwavu
Gwe wakola bya kitumbavu
Wakola eby'abasamaavu
Ndabula akukwasaganya ayambale giraavu
Si kweraguza naye omutima gwakubuusabuusa
Anti ennaku ziba ana
Naye nga nze amazima nazuula nti

Wali user
Wandaba nga loser
Nakubuuka wali user
Wandaba nga loser

Enjoy Synced Lyrics With Our Mobile App

Download on Google PlayGet it on App Store

WATCH VIDEO

ABOUT THIS SONG


Release Year : 2020


Album : Wali User (Single)


Added By : Farida

SEE ALSO

AUTHOR

GRENADE OFFICIAL

Uganda

Grenade Official is a recording artist from Uganda. ...

YOU MAY ALSO LIKE