Home Search Countries Albums

Abiiti Lyrics


Aah aah haa abiiti biti biti yoo
Gravity omutujju OK
Baur

Ono mwagala ne bwonkubaa emigo simuta
Abiiti biti biti yoo
Omwana mwagala lwakuba naye anjagala
Abiiti biti biti
Ono mwagala ne bwonkubaa emigo simuta
Abiiti biti biti yoo
Omwana mwagala lwakuba naye anjagala
Abiiti biti biti

Olwasoka twesanga mukubo kukaloo
Abiiti yankubaa kwolwo nze eyali mumaloo
Mubuza jasulaa mutumye na baby gal
Sasula nga musomera bivako kwolwo
Nze gravity owa kata konkome maala
Mu kampala mwe nkulide ela mwembela
Hit zenkuba nfune sente kulwembela
Ate gwe muwala mbulira ani akuzala
Yasoka kulanya kuvila dala kukasolya
Mutuba siga kulugya nenva mumbera
Mba nvawo nabuza jendaga nga nkyetotola
Anyinyonyol    a mbu walugave ela yanamakula
Lwa nduga, lwa katende
Akubye no omubaala
Wa butambala e kampala yagya kyaala
Bwokubaa esimu
Ajikwata mwatu nafukamila
Wamalo naye anyumila buli
Kyakola

Ono mwagala ne bwonkubaa emigo simuta
Abiiti biti biti yoo
Omwana mwagala lwakuba naye anjagala
Abiiti biti biti
Ono mwagala ne bwonkubaa emigo simuta
Abiiti biti biti yoo
Omwana mwagala lwakuba naye anjagala
Abiiti biti biti

Mu saloon inna gwayagala kunjala
Toyi yajizila yankoma gyayagala
Bulb ajisuyisa mumva nga tezikila
Mumotoka ajamu engato nayingira
Teleka byakulya apakira mukavera
Enkoko yomukyuma tajilya yetolora
Mbu evbera nekamunguluze eja musuula
Price tag ku ngoye bwazambala
Blue band amwesiga nga
Bizigo nanyilira
Tomato source aguyita musayi tamulya
Talisa na fork mukamwa emukwagula
Doom gweyekubanga perfume neyetala
Carpet yekyoya ye blagiti mwasula
Sifa kubyakola kyenva nze Mwagala
Yono gwenjogerako omulungi kalala
Alinga waragi kuba namutamira

Ono mwagala ne bwonkubaa emigo simuta
Abiiti biti biti yoo
Omwana mwagala lwakuba naye anjagala
Abiiti biti biti
Ono mwagala ne bwonkubaa emigo simuta
Abiiti biti biti yoo
Omwana mwagala lwakuba naye anjagala
Abiiti biti biti

Lumu yansabaa mutwale asule mungato
Salinda kubanga lwali lwa sato
Twanyuma nyo nga mbaga Ya kulyato
Tuba tuyingira ekibaala najamu engato
Sekanga film yatandika etyo
Tutumya ebyokunwa natumya tonto
Ba waiter baseka ko ye buno buzonto
Ekibala yakyefuga azina azonto
Soda bulikika emeza adugaza atyo
Kwali kujoga kwamuna kyalo bwatyo
Kumakya mulugya mwakumye ekyoto
Kubaa ka foto ku apartment ze Ebukoto
Afumba mugoyo akunganiza butoto
Banyumya engero babukira ne mubisoto
Anefuga ekiro wenjogerera ali lubuto
Anefuga ekiro wenjogerera ali lubuto

Ono mwagala ne bwonkubaa emigo simuta
Abiiti biti biti yoo
Omwana mwagala lwakuba naye anjagala
Abiiti biti biti
Ono mwagala ne bwonkubaa emigo simuta
Abiiti biti biti yoo
Omwana mwagala lwakuba naye anjagala
Abiiti biti biti yoo
Abiiti biti biti yoo
Abiiti biti biti yoo
Abiiti biti biti yoo
Abiiti biti biti yoo

Enjoy Synced Lyrics With Our Mobile App

Download on Google PlayGet it on App Store

WATCH VIDEO

ABOUT THIS SONG


Release Year : 2021


Album : Abiiti (Single)


Added By : Farida

SEE ALSO

AUTHOR

GRAVITY OMUTUJJU

Uganda

Gravity Omutujju is a rapper musician from Uganda. ...

YOU MAY ALSO LIKE