Home Search Countries Albums

Byonkola

DAVID LUTALO

Byonkola Lyrics


Yambuna ehee
Obutalekaawo mulala waaja
Nansona ehee
Ku mutima nomwoyo byonna
Yanzijula mutima abukuta
Era andi mu musaayi nzenna
Enjala y’omukwano eruma ng’ate
Tojja jiriisa gonja
Nze eyali amanyi okwegumya nti mukwano ssitya ndi ssoja
Ye mbagambe ki ate kati, nga nammwe mulaba ngonda nfaaa
Mbeera mu kkubo nnyabo ng’omaze okuntegeeza nti ojja
Ggwe olaba otya munnange bwotuula nonnyumizaako
Njagala nkulaamire ebyange obwongo n’omtwe gwakwo
Ondobezza munnange oba ojira nonnyookezaako

Olina ebyo byonkola babie
Aaah aaah babie
Nonkubusa aga solar sweetie
Aaah aaah sweetie
Omukwano gunzita babie
Aaah aaah babie
Olimu byessoogera honie
Aaah aaah sweetie

Yali momwoyo gwange mu centre
Yankamulira akatunda ne nnywa
Ddagala lya mutima gwange ye mudokita
Era yampolomesa obwedda
Bakuwe ku mazzi bakuwe ku soda
Bwotamwenya baby wange oba otta
Oli ku mutima gwange gwogotta
Wafuna oguuma n’ekiti noosotta

Omukwanogwo mukambwe laba bwegungoya
Love ojimpadde sikuyajula
Ojja kunzisa omukwano mpola mpola
Ssirina bwongo omusaayi tegukyakola
Ono jagenda jengenda ah ah
Ki jacket na wa boda
Alina omukwano kyengamba
Teyankyayisa nganda
Jagenda jengenda
Ki jacket na wa boda
Teyankyayisa nganda
Alina omukwano kyengamba
Yooba ddogo
Nze love jempulira nga ntoko
Yabalekawo aba ppoko
Kyekibazimbizza ng’embogo

Olina ebyo byonkola babie
Aaah aaah babie
Nonkubusa aga solar sweetie
Aaah aaah sweetie
Omukwano gunzita babie
Aaah aaah babie
Olimu byessoogera honie
Aaah aaah sweetie

Abalala mbalaba mhuu
Naye tebamatiza mhuu
Bagabamu maziga mhuu
Tebalina mitima mhuu
Ggwe mulungi owensonga
Abalala obakize
Bwobula ebirwadde byesomba
Nemmiramira buli mpeke
Sembera eno baby ng’ogonda
Wabula wakkuta emmere
Otambula abasajja beekoona
Bigula babutomere

Olina ebyo byonkola babie
Aaah aaah babie
Nonkubusa aga solar sweetie
Aaah aaah sweetie
Omukwano gunzita babie
Aaah aaah babie
Olimu byessoogera honie
Aaah aaah sweetie

Olina ebyo byonkola babie
Nkwagala nebyessimanyi oho baibe
Nonkubusa aga solar sweetie
Abageyi balingeya nze ngenze
Omukwano gunzita babie
Nkwagala nebyessimanyi oho baibe
Olimu byessoogera honie
Abageyi balingeya nze ngenze

Ono jagenda jengenda
Kki jacket nawa boda

Enjoy Synced Lyrics With Our Mobile App

Download on Google PlayGet it on App Store

WATCH VIDEO

ABOUT THIS SONG


Release Year : 2023


Album : Byonkola (Single)


Added By : Farida

SEE ALSO

AUTHOR

DAVID LUTALO

Uganda

David Lutalo is The Founder and Performing Artiste With HARES PRODUCTION ...

YOU MAY ALSO LIKE