Omwana Wabandi Lyrics
Nyikila kunyweza gear
Yenze Tano njakugoberera
Tokola byakiyaaye dear
Omukwano njakufukilira
Onkubisa nnyo nga beer
Eno obwongo obutagulula
Togabanga ebyange I fear eh
Kuba guno omutima ojja kugulumya
Tolina kunumya
Omutima gwange ewuwo jekukoma
Nange eno silina kulumya
My only love silina kulumya
Kuba oli mwana wa bendi
Oli mwana wa bandi
You I no gwan do you 1 2
Oli mwana wa bandi
Kuba oli mwana wa bendi
Oli mwana wa bandi
You I no gwan do you 1 2
Oli mwana wa bandi
Nze nebwonsanga wwa
Owange mba muloozako
Nebwomusanga wa
Omutima gubeera wamu eno
Toletta emitawana
Kuba we make a good combination
Omukwano angabilira
Mulabilira
Tolina kunumya
Omutima gwange ewuwo jekukoma
Nange eno silina kulumya
My only love silina kulumya
Kuba oli mwana wa bendi
Oli mwana wa bandi
You I no gwan do you 1 2
Oli mwana wa bandi
Kuba oli mwana wa bendi
Oli mwana wa bandi
You I no gwan do you 1 2
Oli mwana wa bandi
Byokola mitawana
Oleta mitawana
Gwe baby nno
Byokola mitawana
Oletta mitawana
Byokola mitawana
Oleta mitawana
Gwe baby nno
Byokola mitawana
Oletta mitawana
Kuba oli mwana wa bendi
Oli mwana wa bandi
You I no gwan do you 1 2
Oli mwana wa bandi
Kuba oli mwana wa bendi
Oli mwana wa bandi
You I no gwan do you 1 2
Oli mwana wa bandi
WATCH VIDEO
ABOUT THIS SONG
Release Year : 2021
Album : Omwana Wabandi (Single)
Added By : Farida
SEE ALSO
AUTHOR
DADDY ANDRE
Uganda
Daddy Andre is a Ugandan Top Artiste & Music Producer (Andre on the beat) signed with Black Mark ...
YOU MAY ALSO LIKE