Home Search Countries Albums

I Miss You

DADDY ANDRE

I Miss You Lyrics

[VERSE 1]
Nina wano akatabo
Ngeza kusoma soma ko ohhh
Tolina kyewandekelawo
Watwala omutima nebilowozo
Wandekela fame ku pillow, kakanya obusungu
Nyimbye oluganda noluzungu
Information ekutukeko my bubu

[CHORUS]
I miss you, I miss you ahh
Baby nsigala nkumisinga
I miss you

[BRIDGE]
Nakafananyi kewandekela
Ku pillow tekamala
Bwoba ompulira
Amundabideko amugambe eyo
Singa ampulira
Njagala amanye ekiri eno
Bwoba ompulira
Amundabideko amugambe eyo
Singa ampulira
Njagala amanye ekiri eno

[VERSE 2]
Kulinga kukwana
Alwala nokulwala
Natuuka ku radio ne ku tv oh
Nembalaga akafananyi ko
Eyo mu destiny
Bakutimbye naye gwe tolabika
Eyo mu baganda bo mu family
Enamba ze simu tebamanyi eliko
Nga nkoye
Naye nja kulemelako
Nina esuubi nti
Olidda mu bulamu bwange

[CHORUS]
I miss you, I miss you ahh
Baby nsigala nkumisinga
I miss you

[BRIDGE]
Nakafananyi kewandekela
Ku pillow tekamala
Bwoba ompulira
Amundabideko amugambe eyo
Singa ampulira
Njagala amanye ekiri eno
Bwoba ompulira
Amundabideko amugambe eyo
Singa ampulira
Njagala amanye ekiri eno

Obwo bu lullaby lullaby
Bwe wanyimbiranga mbu misinga
Ako ka kiss ko akawomu
Nako nkamissinga
Obwo bu lullaby lullaby
Bwe wanyibiranga mbu missinga
Ako ka smile ko akawooma
Baby nako nka missinga

[CHORUS]
I miss you, I miss you ahh
I miss you

[BRIDGE]
Nakafananyi kewandekela
Ku pillow tekamala
Bwoba ompulira
Amundabideko amugambe eyo
Singa ampulira
Njagala amanye ekiri eno

Enjoy Synced Lyrics With Our Mobile App

Download on Google PlayGet it on App Store

WATCH VIDEO

ABOUT THIS SONG


Release Year : 2020


Album : Remember (Album)


Copyright : ©2020 Black Market Records


Added By : Farida

SEE ALSO

AUTHOR

DADDY ANDRE

Uganda

Daddy Andre is a Ugandan Top Artiste & Music Producer (Andre on the beat) signed with Black Mark ...

YOU MAY ALSO LIKE